Books
Books
الشهادتين
Bwoba oyagala okusiramuka, olina okwogera shahaada eno mu ddoboozi elya waggulu n'okumanya amakulu ga yo n'okugikkiriza: Ash-hadu an laa ilaaha illa Allah (Ebigambo bino bitegeeza nti teriiyo n'omu asaanidde kusiinzibwa okuggyako Allah yekka). Wa ash-hadu anna Muhammada rasuulu Allah, wa anna Isa ibn Mariam huwa abdullahi warasuuluhu.( amakulu nti era nenkakasa nti ne Muhammad mubaka wa Allah era mazima ddala Isa-yesu- mutabani wa Mariam muddu wa Allah era mubakawe) .
[Ekitabo] ekifunze ekigasa omusiraamu omupya
Kitegekeddwa Muhammad Al-Shihriy 1441 - 2020 Kulw'erinnya lya Allah Omusaasizi ennyo ow'ekisa ekingi Ennyanjula
Ani eyantonda ? Era lwaki ?
Buli kintu kyonna kiraga okubeerawo kw'Omutonzi Ani eyatonda eggulu n'ensi n'ebitonde ebinene ebibirimu byotasobola kumanya n'omalayo? Ani eyakola enteekateeka eno enzijuvu era nga ntukirivu mu ggulu ne ku nsi? Ani eyatonda omuntu era namuwa okuwulira n'okulaba n'amagezi era n'amufuula asobola okufuna okumanya n'okutegeera ensonga? Onnyonnyola otya enkola eno entuufu munkola yomubiri gwo era n'enkola yemibiri gy'ebitonde ebiramu ? Era ani yagitandikawo? Butegekeddwa butya era bunywevu butya obutonde buno obunene n'amateeka gaabwo agabulung'amya ddala okumala emyaka n'emyaka ?
Katabo akafunze akakwatagana ku busiraamu nga bwebwajja mu Qur'an ey’ekitiibwa n’Enkola ya Nnabbi (okusaasira n’emirembe bibeere ku yye)
Kulw'erinnya lya Allah Omusaasizi ennyo Ow'ekisa ekingi OBUSIRAAMU (Kkopi nga temuli bujulizi)[1] [1] Waliwo Kkopi y’akatabo kano eteereddwamu obujulizi okuva mu Qur'an ey’ekitiibwa n’Enkola ya Nnabbi ku buli nsonga erimu, okukafuna genda ku ‘linki’: https://islamhouse.com/lg/books/2830071 Katabo kakulu kalimu okunnyonyola okufunze ku busiraamu, kalaga ebikolo byabwo ebikulu n’ensomesa zabwo n’ebirungi byabwo, nga biggyibwa mu nsibuko zabwo ez’ekikolo, era nga nazo ye Qur'an ey’ekitiibwa n’Enkola ya Nnabbi, era akatabo kano k'abantu bonna abakulu mu basiraamu n’abatali basiraamu mu nnimi…
Obumu ku bubonero bw'okutongoza Katonda
Ku lw’erinnya lya Katonda omusaasizi oweekisa ekingi. Amatendo g'Allah omulezi we'bitonde byonna n'enkomerero ennungi y'abo abatya Katonda, era nkakasa nti tewali kisiinzibwa mubutuufu bw'okusiinzibwa okuggyako Allah omu yekka tewali kimwegattako era nkakasa nti Muhammad muddu we era mubaka we,okusaasira n'emirembe bibeere kuyye ne kubantu be nekubaswahaaba be bonna, n'oluvannyuma lwa byonna: Kuba mazima ddala okutongoza Katonda y'entandikwa n'enkomerero y'eddiini, munda ne wabweru waayo, era y'entandikwa n'enkomerero Y'okukoowoola kw'ababaka era ge makulu g'ekigambo "laa ilaha illa Allah"…
صفة الوضوء والصلاة (مرئي)
Butya bwenfuna wuzu? m Eddoboozi 1 Eddoboozi ly'okwaziina... 2
Obw'etteeka bw'okukolera ku nkola y'omubaka okusaasira n'emirembe bibeera ku yye, n'okukaafuwala kw'oyo akiwakanya.
kyawandiikibwa: Abdul-Aziizi Ibun Abdullah Ibun Baazi Allah amusaasire Nsoose n'erinnya lya Allah omusaasizi ennyo ow'ekisa ekingi Ennyanjula Amatendo amajjuvu ga Allah omulezi w'ebitonde byonna, n'obuddiro obulungi bw'abo abatya Allah, okusaasira n'emirembe bibeere kumudduwe era omubaka we Muhammad; omutume nga kyakusaasira eri ebitonde byonna, neku bantu be ne ba swahaaba be abo abeetikka ekitabo ky'omulezi waabwe eyayawukana, ne sunnah (hadiith) za Nabbi waabwe -okusaasira n'emirembe bibeere ku yye- okubituusa kw'abo abajja oluvannyuma lwabwe, n'obwesigwa obwekika ekyawaggulu, n'obukugu,…
Olunaku lwange olusooka mu busiraamu
Ku lw'erinnya lya Allah Omusaasizi ennyo Ow'ekisa ekingi Ennyanjula Amatendo ga Allah, oyo eyatuma nnabbi we Muhammad okusaasira n’emirembe bibeere ku yye nga kusaasira eri ebitonde byonna, era nkakasa nti tewali kisinzibwa mu mazima okuggyako Allah mu bw'omu bwe atasaanidde kugattibwako, ye Musinzibwa w'abaasooka n'abooluvannyuma, era nkakasa nti mazima Muhammad muddu we era mubaka we, ow'enkomerero mu ba nnabbi n’ababaka, okusaasira n’emirembe bibeere ku yye, emirembe emingi okutuusa ku lunaku lw'okusasulagana, oluvannyuma lw'ebyo: Abantu bonna banoonya okwesiima; mubo mulimu abalowooza nti…
Engeri y'okufunamu wuzu (Okunnyonnyola okw'ebikolwa era okufuunze)
Engeri y'okufunamu wuzu (Akatambi akayanguwaziddwa) Ekiraga mu bikolwa bwebafuna wuzu luta ku luta, kikulu nnyo kubanga wuzu kakwakkulizo ku kutuukirira kw'esswala. Laba akatambi kano oyige engeri entuufu wuzu gy'efunibwamu. Engeri wuzu gy'efunibwamu
OBUSIRAAMU DDIINI Y'ABABAKA BA ALLAH.
Obusiraamu kwe kwewaayo eri Allah, Omutonzi era Omulabirizi w’ebitonde byonna, n'okumugondera mu kumwagala n'okumussaamu ekitiibwa, era omusingi gw'obusiramu kwe kukkiriza Allah, era nti ye mutonzi; ate buli kitali yye kitonde, era nti yasaanidde okusinzibwa yekka nga tewali kimwegattako, tewali kisinzibwa mu butuufu [bwa kusinzibwa] okuggyako yye, alina amannya amalungi, n'ebitendo ebyawaggulu, era ye mutuukirivu awatali bukendeevu, tazaala era teyazaalibwa, era talina kimwenkana yadde ekimufaanana, era talabikira mu kintu kyonna mu bitonde bye. Era obusiraamu y'eddiini ya Allah owa waggulu,…
Kitabo kifunze ekikwatagana ku busiraamu nga bwebwajja mu Kkulaani ey’ekitiibwa n’Enkola ya Nnabbi (okusaasira n’emirembe bibeere ku yye)
Obusiraamu Kitabo kikulu kirimu okunnyonyola okufunze ku busiraamu, kiraga ebikolo byabwo ebikulu n’ensomesa zabwo n’ebirungi byabwo, nga bigyibwa mu nsibuko zabwo ez’ekikolo, era nga nazo ye Kkulaani ey’ekitiibwa n’Enkola ya Nnabbi, era ekitabo kino kyabantu bonna abakulu mu basiraamu n’abatali basiraamu mu nnimi zaabwe mu kiseera kyonna era mu buli kifo kyonna mu buli ngeri n’embeera ez’enjawulo. (Kkopi erimu obujulizi okuva mu Kkulaani ey'ekitiibwa n'Enjigiriza za Nnabbi) 1- Obusiraamu bweebubaka bwa Allah eri abantu bonna, era bwe bubaka bw'obwakatonda obwolubeerera obufundikira obubaka…
(Obubaka) obufunzidwa mu ngeri y'okukolamu umrah n'amateeka ga yo
Amatendo amajjuvu g'Allah omulezi w'ebitonde byonna, n'ebyengera n'emirembe bibeere ku nnabbi waffe Muhammad, ne abantu be ne baswahaba be bonna . Oluvannyuma lw'ebyo byonna Buno bubaka bumpimpi ku kunnyonnyola engeri y'okkolamu Umrah, N'amateeka gaayo n’empisa zaayo, Twafuddeyo nyo mububaka buno okunnyonnyola omulamazi (agenda okukola umrah) by'asinga okwetaaga. Ne Allah gwetusaba abufuule obukoleddwa kululwe yekka,era agase nabwo abasiraamu bonna