Skip to content
وجوب العمل بالسنة وكفر من أنكرها

وجوب العمل بالسنة وكفر من أنكرها

Obw'etteeka bw'okukolera ku nkola y'omubaka okusaasira n'emirembe bibeera ku yye, n'okukaafuwala kw'oyo akiwakanya. kyawandiikibwa: Abdul-Aziizi Ibun Abdullah Ibun Baazi Allah amusaasire Nsoose n'erinnya lya Allah omusaasizi ennyo ow'ekisa ekingi Ennyanjula Amatendo amajjuvu ga Allah omulezi w'ebitonde byonna, n'obuddiro obulungi bw'abo abatya Allah, okusaasira n'emirembe bibeere kumudduwe era omubaka we Muhammad; omutume nga kyakusaasira eri ebitonde byonna, neku bantu be ne ba swahaaba be abo abeetikka ekitabo ky'omulezi waabwe eyayawukana, ne sunnah (hadiith) za Nabbi waabwe -okusaasira…

Language: lang_lg
Prepared by:
Version: 1.0
Download PDF 424 KB

This PDF is generated automatically from the book's text; its layout may differ from the printed edition.

0%
Font size