Skip to content
Obumu ku bubonero bw'okutongoza Katonda

Obumu ku bubonero bw'okutongoza Katonda

Ku lw’erinnya lya Katonda omusaasizi oweekisa ekingi. Amatendo g'Allah omulezi we'bitonde byonna n'enkomerero ennungi y'abo abatya Katonda, era nkakasa nti tewali kisiinzibwa mubutuufu bw'okusiinzibwa okuggyako Allah omu yekka tewali kimwegattako era nkakasa nti Muhammad muddu we era mubaka we,okusaasira n'emirembe bibeere kuyye ne kubantu be nekubaswahaaba be bonna, n'oluvannyuma lwa byonna: Kuba mazima ddala okutongoza Katonda y'entandikwa n'enkomerero y'eddiini, munda ne wabweru waayo, era y'entandikwa n'enkomerero Y'okukoowoola kw'ababaka era ge makulu g'ekigambo "laa ilaha illa Allah"…

Language: lang_lg
Prepared by: Abdu Rraaziq mutabani wa Abdul-Muhsin Al-Badr
Version: 1.0
Download PDF 614 KB

This PDF is generated automatically from the book's text; its layout may differ from the printed edition.

0%
Font size