Skip to content
(Obubaka) obufunzidwa mu ngeri y'okukolamu umrah n'amateeka ga yo

(Obubaka) obufunzidwa mu ngeri y'okukolamu umrah n'amateeka ga yo

Amatendo amajjuvu g'Allah omulezi w'ebitonde byonna, n'ebyengera n'emirembe bibeere ku nnabbi waffe Muhammad, ne abantu be ne baswahaba be bonna . Oluvannyuma lw'ebyo byonna Buno bubaka bumpimpi ku kunnyonnyola engeri y'okkolamu Umrah, N'amateeka gaayo n’empisa zaayo, Twafuddeyo nyo mububaka buno okunnyonnyola omulamazi (agenda okukola umrah) by'asinga okwetaaga. Ne Allah gwetusaba abufuule obukoleddwa kululwe yekka,era agase nabwo abasiraamu bonna

0%
Font size