Skip to content
Ani eyatonda ebitonde [byonna]? Era ani yantonda? Era lwaki?

Ani eyatonda ebitonde [byonna]? Era ani yantonda? Era lwaki?

Ddala ndi ku kkubo ettuufu? Ani yatonda eggulu n'ensi n'ebiri mu byombiriri mu bitonde ebinene ebitasobola kwebulungululwa (kumanyibwa byonna)? Ani yakola enteekateeka eno ennuŋŋamu eyatuukirira [eri] mu ggulu ne mu nsi? Ani yatonda omuntu n'amuwa amatu n'amaaso n'amagezi, n'amufuula nga asobola okuyiga n'okutegeera eby'amazima?

0%
Font size