Skip to content
صفة العمرة

صفة العمرة

Engeri y'okukola mu Umrah (okunnyonnyola okw'ebikolwa era okufuunze) Butya bw'okola Umrah? (Akatambi akasomesa akayanguwaziddwa) Akatambi akannyonnyola emikolo gya Umrah mu nteekateeka yaagyo okuva ku Ihraam okutuuka ku Tahallul, mu ngeri enyangu era etegeerekeka, laba akatambi kano oyige engeri gy'okolamu Umrah yo mu bwangu era mu ngeri etuukiridde. Engeri y’okukola mu umurah Kyatteeka eri oyo yenna ayagala okukola Umrah okunuyirira okuva ku miiqaati eri ku ludda jyavilidde. Mawaaqiit: Bye bifo Nabbi Okusaasira n'emirembe bibeere ku yye byeyalaga Oyo ayagala okukola Hijja oba Umrah…

0%
Font size