Malayo hadiithi:« Innamal-a-amaalu binniyyaati....» era oyogereyo ebimu ku byetuyiga mu yyo.
- الباب / الفصل
- قسم الحديث
السؤال
س1: أكمل حديث: «إنما الأعمال بالنيات ...»، واذكر بعض فوائده.
Ekibuuzo 1: Malayo hadiithi:« Innamal-a-amaalu binniyyaati....» era oyogereyo ebimu ku byetuyiga mu yyo.
الجواب
ج:عن أمير المؤمنين أبي حفص عمر بن الخطاب رَضِيَ اللَّهُ تَعَالَى عَنْهُ قال: سمعت رسول الله صَلَّى اللهُ تَعَالَى عَلَيْهِ وعَلَى آَلِهِ وَسَلَّمَ يقول:
«إنما الأعمال بالنيات، وإنما لكل امرئ ما نوى، فمن كانت هجرته إلى الله ورسوله؛ فهجرته إلى الله ورسوله، ومن كانت هجرته لدنيا يصيبها، أو امرأة ينكحها؛ فهجرته إلى ما هاجر إليه»
رواه البخاري ومسلم.
فوائد من الحديث:
- كل عمل لا بد له من نية، من صلاة، وصوم، وحج، وغيرها من الأعمال.
- لا بد من الإخلاص في النية لله تَعَالَى.
Okwanukula: Hadiithi nga eva ku mukulembeze w'abakkiriza Taata wa hafswa, Umaru mutabani wa khatwab Allah amusiime yagamba: Nawulira omubaka wa Allah okusasira n'emirembe bibeere ku yye ng'aagamba:
«Mazima emirimu gibalibwa na kumalirira, era buli muntu afuna ekyo kyamaliridde okukola, Yenna asenguka nga asenguse kudda eri Allah n'omubaka we, aba asenguse kudda eri Allah na mubaka we, era empeera ezo azifuna, ate asenguka nga asenguse kulwa bigendererwa bya nsi era afuna ekyo kyeyasengukira, bw'aba yasenguka kulwa mukyala amuwasa, okusenguka kwe akufunamu ekyo kyeyakugendereramu.
Yayogerwa Bukhari ne muslim
Eby'okuyiga mu hadiithi:
- Buli mulimu gwonna guteekeddwa okubaako okumalirira. oba kusaala oba kusiiba oba kulamaga e Makka, n'emirimu egisigadde.
- Okumalirira kutekeddwa kukolebwa ku lwa Allah.