Malayo hadith (Bainama nahnu juluusun inda rasuuli'llah..) era oyogereryo n'ebimu ku byetuyiga mu yyo.
- الباب / الفصل
- قسم الحديث
السؤال
س3: أكمل حديث «بينما نحن جلوس عند رسول الله صلى الله عليه وسلم ...»، واذكر بعض فوائده.
Ekibuuzo 3: Malayo hadith (Bainama nahnu juluusun inda rasuuli'llah..) era oyogereryo n'ebimu ku byetuyiga mu yyo.
الجواب
ج:عن عمر بن الخطاب رَضِيَ اللَّهُ عَنْهُ قال:
«بينما نحن جلوس عند رسول الله صلى الله عليه وسلم ذات يوم، إذ طلع علينا رجل شديد بياض الثياب، شديد سواد الشعر، لا يرى عليه أثر السفر، ولا يعرفه منا أحد، حتى جلس إلى النبي صلى الله عليه وسلم، فأسند ركبته إلى ركبتيه، ووضع كفيه على فخذيه، وقال: «يا محمد أخبرني عن الإسلام»، فقال له: «الإسلام: أن تشهد أن لا إله إلا الله، وأن محمدًا رسول الله، وتقيم الصلاة، وتؤتي الزكاة، وتصوم رمضان، وتحج البيت إن استطعت إليه سبيلًا»، قال: «صدقت»، فعجبنا له يسأله ويصدقه، قال: «أخبرني عن الإيمان» قال: «أن تؤمن بالله، وملائكته، وكتبه، ورسله، واليوم الآخر، وتؤمن بالقدر؛ خيره وشره»، قال: «صدقت»، قال: «فأخبرني عن الإحسان»، قال: «أن تعبد الله كأنك تراه، فإن لم تكن تراه، فإنه يراك»، قال: «فأخبرني عن الساعة»، قال: «ما المسؤول بأعلم من السائل»، قال: «فأخبرني عن أماراتها»، قال: «أن تلد الأمة ربتها، وأن ترى الحفاة العراة العالة رعاء الشاء، يتطاولون في البنيان» ثم انطلق فلبث مليًّا، ثم قال: «يا عمر! أتدري من السائل؟»، قلت: "الله ورسوله أعلم"، قال: «فإنه جبريل، أتاكم يعلمكم دينكم»
رواه مسلم.
فوائد من الحديث:
- ذكر أركان الإسلام الخمسة؛ وهي:
- شهادة أن لا إله إلا الله، وأن محمدا رسول الله.
- وإقام الصلاة.
- وإيتاء الزكاة.
- وصوم رمضان.
- وحج بيت الله الحرام.
- ذكر أركان الإيمان، وهي ستة:
- الإيمان بالله.
- وملائكته.
- وكتبه.
- ورسله.
- واليوم الآخر.
- والقدر خيره وشره.
- ذكر ركن الإحسان، وهو ركن واحد، وهو أن تعبد الله كأنك تراه، فإن لم تكن تراه، فإنه يراك.
- وقت قيام الساعة، لا يعلمه إلا الله تَعَالَى.
Okwnukula: Hadiithi nga eva ku Umaru bin khatwabi Allah amusiime yagamba:
(Lumu bwetwali tutudde ew'omubaka wa Allah okusaasira n'emirembe bibeere ku yye, yeeyoreka gyetuli omusajja, nga engoye ze njeru nnyo, nga enviri ze nzirugavu nnyo, nga taliiko kabonero ka lugendo konna, era nga muffe tewali amumanyi, okutuusa lweyatula awali Nabbi, n'akonaganya amaviivi ge na maviivi ga Nabbi, era ebibatu bye n'abissa ku bisambi bya Nabbi oluvannyuma n'agamba:« Owange gwe Muhammad, mbuulira ku busiraamu» Nabbi n'amugamba nti: «obusiraamu: kwe kukakasa nti teri asinzibwa mu butuufu bw'okusinzibwa okujjako Allah era ne Muhammad mubaka wa Allah, n'oyimirizaawo esswala, n'otoola ne zaka mu mmali yo, n'osiiba n'omwezi gwa ramadhan, n'okola ne hijja bw'oba nga osobodde» n'amugamba nti:«oyogedde mazima» netumwewunya amubuuza ate namala namukakasa, n'agamba:«mbuulira ku bukkiriza» Nabbi n'amugamba nti:« kwekukkiriza Allah, ne bamalayika be, n'ebitabo bye, n'ababaka be, n'olunaku lw'enkomerero, n'okkiriza okugera kwe, okulungi n'okubi» Namugamba nti:«oyogedde mazima», N'amugamba nti:«mbuulira ku kulongoosa» Nabbi N'amugamba nti:«kwekusinza Allah nga olinga amulaba newankubadde nga tomulaba mazima yye akulaba», Namugamba nti:«mbuulira ku bikwata ku nkomerero», Nabbi n'amuddamu nti:«gwebabuuzizza si y'asinga abuuzizza okumanya ebikwatagana ku yyo », N'amugambi nti:«Mbuulira ku bubonero bwayo», Nabbi n'amugamba nti:«Omuzaana okuzaala mukama we , n'okulaba abantu abatalina ngatto, abatambula obukunya, abalunzi b'embuzi, abaavu lunkupe nga bavuganya mu kusitula ebizimbe», oluvannyuma omusajja n'agenda, newayitawo akaseera katono, oluvannyuma nabbi nagamba:«owange gwe Umaru! omanyi ani abadde abuuza?», nengamba nti: Allah n'omubaka we bebasinga okumanya, Nabbi n'agamba nti«Oyo Jibriilu azze okubayigiriza eddiini yammwe».
Esangibwa mu kitabo kya Muslimu .
Eby'okuyiga mu hadiithi:
- Hadiithi yayogera empagi z'obusiraamu ettano, era nga ze zino:
-Okukakasa nti teri asinzibwa mu butuufu bw'okusinzibwa okuggyako Allah era ne Muhammad mubaka wa Allah.
-Okuyimirizaawo esswala.
-Okutoola zaka mu mmaali.
-Okusiiba omwezi gwa Ramadhan.
-Okulamaga ku nju ya Allah eyemizizo.
- Hadiithi yayogera empagi z'obukkiriza, era nga ziri mukaaga:
-Okukkiriza Allah.
- Ne bamalaika be.
- N'ebitabo bye.
- N'ababaka be.
- N'olunaku lw'enkomerero.
- N'okugera kwe, okulungi n'okubi.
- Hadiithi yayogera empagi y'okulongoosa, era eri empagi emu, kwekusinza Allah nga olinga amulaba, newankubadde tomulaba naye yye akulaba.
- Obudde bw'enkomerero teri abumanyi okuggyako Allah.