Skip to content

Omukyala alidde mu lamanzaani ennaku musaanvu nga ali mu 'nnifaasi' (oluvannyuma lw'okuzaala), nataziriwa mpaka ku lamanzaani ey'okubiri, era n'atambula ku lamanzaani eyokubiri ennaku musanvu nga ayonsa,naataliwa; olwensonga y'obulwadde, kiki ekimukakatako nga ate esemberedde okuyingira lamanzaani ey'okusatu? mutugase [tusaba] Allah abawe empeera.

السؤال

q1:

Omukyala alidde mu lamanzaani ennaku musaanvu nga ali mu 'nnifaasi' (oluvannyuma lw'okuzaala), nataziriwa mpaka ku lamanzaani ey'okubiri, era n'atambula ku lamanzaani eyokubiri ennaku musanvu nga ayonsa,naataliwa; olwensonga y'obulwadde, kiki ekimukakatako nga ate esemberedde okuyingira lamanzaani ey'okusatu? mutugase [tusaba] Allah abawe empeera.

س19: امرأةٌ أفطرت في رمضان سبعة أيامٍ وهي نفساء، ولم تقض حتى أتاها رمضان الثاني، وطافها من رمضان الثاني سبعة أيامٍ وهي مرضعٌ، ولم تقض؛ بحجّة مرضٍ عندها، فماذا عليها وقد أوشك دخول رمضان الثالث؟ أفيدونا أثابكم الله.

الجواب

A1:

Omukyala bw'abeera nga bwagambye -nti mulwadde, nga tasobola kuliwa- awo mazima waafunira obusozi waazisiibira; kubanga alina ekisonyiyisa, nebweba lamanzaani ey'okubiri etuuse.

naye ate bwaba nga talina kisonyiyisa, wabula nga yeekwasa bwekwasa na kwegayaaza, mazima tekikkirizibwa ku yye kukeereya kuliwa lamanzaani okutuuka ku lamanzaani eyookubiri,

yagamba Aisha Allah amusiime: nali nga nina [ebbanja ly'] okusiiba, nessisobola kuliriwa okujjako mu shabaan.

n'olwekyo, kiri eri mukyala oyo okwetunulamu, bwaba talina kisonyiyisa afuna omusango, era alina okwenenya eri Allah, era ayanguyirize okujja mu nsingo ye ebbanja ly'okusiiba, naye ate bwaba nga alina ekisonyiyisa aba talina musango, nebwaba akeereye mwaka oba myaka ebiri.

ﺟ19: إذا كانت هذه المرأة كما ذكرت عن نفسها -أنها في مرضٍ، ولا تستطيع القضاء- فإنها متى استطاعت صامته؛ لأنها معذورةٌ، حتى ولو جاء رمضان الثاني.

أما إذا كان لا عذر لها، وإنما تتعلل وتتهاون، فإنه لا يجوز لها أن تؤخّر قضاء رمضان إلى رمضان الثاني، قالت عائشة رضي الله عنها:

«كَانَ يَكُونُ عَلَيَّ الصَّوْمُ، فَمَا أَسْتَطِيعُ أَنْ أَقْضِيَهُ إِلَّا فِي شَعْبَانَ» [1].

[4] البخاري، كتاب الصوم، باب متى يقضي قضاء رمضان (1950)، ومسلم، كتاب الصيام، باب في جواز تأخير قضاء رمضان (151) (1147).

وعلى هذا، فعلى هذه المرأة أن تنظر في نفسها، إذا كان لا عذر لها فهي آثمةٌ، وعليها أن تتوب إلى الله، وأن تبادر بقضاء ما في ذمتها من الصّيام، وإن كانت معذورةً فلا حرج عليها، ولو تأخرت سنةً أو سنتين.