Skip to content

Ssinga omukyala agenda mu nsonga z'ekikyala essawa musanvu ogw'emisana katugeze, nga tannasaala swala ya dhuhuri, abaffe akakatibwaako okuliwa esswala eyo oluvannyuma lw'okutukula?

السؤال

q1:

Ssinga omukyala agenda mu nsonga z'ekikyala essawa musanvu ogw'emisana katugeze, nga tannasaala swala ya dhuhuri, abaffe akakatibwaako okuliwa esswala eyo oluvannyuma lw'okutukula?

س21: إذا حاضت المرأة الساعة الواحدة ظهرًا مثلًا، وهي لم تصلّ بعد صلاة الظّهر، فهل يلزمها قضاء تلك الصلاة بعد الطّهر؟

الجواب

A1:

Waliwo enjawukana wakati w'abamanyi kw'ekyo, mu bbo mulimu abagamba: nti takakatibwaako kuliwa sswala eyo; kubanga teyagayadde, era tafuna musango; kubanga akkirizibwa okukeereya esswala okutuuka ku kiseera kyayo ekiseembayo.

era nemu bbo mulimu abagamba: nti kimukakatako okuliwa, amakulu: okuliwa esswala eyo; olw'okubuna kw'ekigambo kya nnabbi okusaasira n'emirembe bibeere ku yye:

«omuntu bw'asaanga eraaka [emu] ku sswala aba asaanze esswala».

era ekyokweriinda gyali: kwe kuliwa; kubanga sswala emu, tekaluubiriza kujiriwa.

ﺟ21: في هذا خلافٌ بين العلماء، فمنهم من قال: إنه لا يلزمها أن تقضي هذه الصلاة؛ لأنها لم تفرط، ولم تأثم؛ حيث إنه يجوز لها أن تؤخّر الصلاة إلى آخر وقتها.

ومنهم من قال: إنه يلزمها القضاء، أي: قضاء تلك الصلاة؛ لعموم قوله ﷺ:

«مَنْ أَدْرَكَ رَكْعَةً مِنَ الصَّلَاةِ فَقَدْ أَدْرَكَ الصَّلَاةَ» [1].

[5] تقدم تخريجه.

والاحتياط لها: أن تقضيها؛ لأنها صلاةٌ واحدةٌ، لا مشقة في قضائها.