Skip to content

السؤال

س4: أكمل حديث «أكمل المؤمنين إيمانًا ...»، واذكر بعض فوائده.

Ekibuuzo 4: Malayo hadiithi «Akmalu almu-uminiina iimaanan...», era oyogereyo n'ebimu ku byetuyiga mu yyo.

الجواب

ج:عن أبي هريرة رَضِيَ اللَّهُ عَنْهُ قال: قال رسول الله صلى الله عليه وسلم:

«أكمل المؤمنين إيمانًا: أحسنهم خلقًا»

رواه الترمذي وقال: "حديث حسن صحيح".

فوائد من الحديث:

  1. الحث على حسن الخلق.
  2. وأن كمال الخلق من كمال الإيمان.
  3. وأن الإيمان يزيد وينقص.

Okwanukula: Hadiithi nga eva ku abu Huraira Allah amusiime yagamba: yagamba Omubaka wa Allah okusasira n'emirembe bibeere ku yye:

«Omukkiriza asinga abakkiriza obujjuvu bw'obukkiriza: y'oyo abasinga empisa»

Yayogerwa Tirmidhi era n'agamba nti "Hadiithi nnungi ntuufu".

Eby'okuyiga mu hadiithi:

  1. Okukubiriza empisa ennungi.
  2. Obujjuvu bw'empisa buli mu bujjuvu bw'obukkiriza.
  3. Era mazima Obukkiriza bulinnya nebukka.