Skip to content

السؤال

س10: أكمل حديث «ألا إن في الجسد مضغة...»، واذكر بعض فوائده.

Ekibuuzo 10: Malayo hadiithi:«alaa inna fil-jasadi mudhghata...» era oyogere n'ebimu ku byetuyiga mu yyo.

الجواب

ج:عن النعمان بن بشير رَضِيَ اللَّهُ عَنْهُما قال: سمعت رسول الله صلى الله عليه وسلم يقول:

«ألا وإن في الجسد مضغة إذا صلحت صلح الجسد كله، وإذا فسدت فسد الجسد كله، ألا وهي القلب»

رواه البخاري ومسلم.

بعض فوائد الحديث:

  1. صلاح القلب فيه صلاح الظاهر والباطن.
  2. الاهتمام بصلاح القلب لأن به صلاح الإنسان.

Okwanukula: Hadiithi nga eva ku Nu-umaan bin bashiir(Allah amusiime ) yagamba: Nawulira omubaka wa Allah (okusaasira n'emirembe bibeere ku yye) nga agamba:

«Mazima ddala mu mubiri mulimu ekinyama, bwekirongooka n'omubiri gwonna gulongooka, ate bwekyonooneka, omubiri gwonna gwonooneka, era nga nakyo(ekinyama) gwe mutima»

Yayogerwa Bukhari ne muslim

Ebimu ku byetuyiga mu hadiithi.

  1. Okulongooka kw'omutima kulimu okulongooka ku ngulu ne munda.
  2. Okufaayo ennyo kukulongooka kw'omutima kubanga mwe muli okulongooka kw'omuntu.