Skip to content

Natuukiriza empagi ya hijja omwaka oguwedde, era nenkola emikola gya hijja gyonna okuggyako okwetoloola kaaba okwa 'ifaadha' n'okwokusiibula (widaa`a), kubanga nnalemesebwa ekisonyiyisa mu busiraamu, nenzirayo ewange e madiina, nga nsuubira okudda olunaku lwonna; neetooloole olwetoloola olwa 'ifadha', nolwa 'widaa-a', olwokuba simanyi nnyo bikwata ku ddiini, nava mu mizizo gyonna, nenkola buli kimu ekiziyizibwa mu kiseera ky'emizizo, oluvannyuma nembuuza ku kuddayo kwange okwetooloola kaaba, neŋŋambibwa nti: ssi kituufu ggwe kwetoloola [kaaba], kuba wajonoonye, era oyina kuddamu -amakulu: kuddamu hijja mulundi mulala- omwaka ogujja, era osale n'ente oba eŋŋamiya, ekyo kituufu? Era waliyo ekiyinza okukolebwa ekirala? Era kyekiriwa? Era hijja yange yafa? Era nnina okugiddamu? Mumbuulire ekinkakatako okukola, Allah abawe emikisa.

السؤال

q1:

س51: لقد قمت بأداء فريضة الحجّ العام الماضي، وأديت جميع شعائر الحجّ ما عدا طواف الإفاضة وطواف الوداع، حيث منعني منهما عذرٌ شرعيٌّ، فرجعت إلى بيتي في الـمدينة على أن أعود في يومٍ من الأيام؛ لأطوف طواف الإفاضة وطواف الوداع، وبجهلٍ منّي بأمور الدّين فقد تحللت من كلّ شيءٍ، وفعلت كل شيءٍ يحرم أثناء الإحرام، وسألت عن رجوعي لأطوف، فقيل لي: لا يصحّ لك أن تطوفي، فقد أفسدتّه، وعليك الإعادة -أي: إعادة الحجّ مرةً أخرى- في العام المقبل، مع ذبح بقرةٍ أو ناقةٍ، فهل هذا صحيحٌ؟ وهل هناك حلٌّ آخر؟ وما هو؟ وهل فسد حجّي؟ وهل عليّ إعادته؟ أفيدوني عمّا يجب فعله، بارك الله فيكم.

الجواب

A1:

Ekyo era kimu ku bizibu ebiva mu kulamula awatali kumanya, era gwe mumbeera eyo, ekikukakatako kwe kudda e makka, weetoloole okwetoloola okwa 'ifadha' kwokka.

Wabula okwetooloola okw'okusiibula, tokakatibwako kwetooloola kwa kusiibula ebbanga ly'omala nga wali mu nsonga za kikyala mu kiseera ky'okufuluma mu makka, lwansonga nti ali mu 'nsonga' takakatibwaako kwetooloola kwa kusiibula;

olwa hadith eva ku Abdallah bun Abbaas Allah abasiime bombiriri: yalagira Abantu okuba nti omulimu gwebasembyayo okukola [mu hijja] kwetooloola kaaba, okuggyako nti kwasonyiyibwa omukyala ali mu 'nsonga'.

Ne mu njogera endala eya Abi dawuud: kyebasembyayo mu mikolo kubeere kwetooloola kaaba.

Era lwansonga nti nnabbi okusaasira n'emirembe bibeere ku yye bweyagambimbwa nti swafiyya yeetoolodde olwetooloola olwa 'ifaadha', yagamba: «agende»,

ekyo nekitegeeza nti mazima okwetooloola okw'okusiibula kusonyiyibwa ali mu 'nsonga'.

Naye ate okwetooloola okwa 'ifadha' oteekeddwa okukukola, engeri gyoli nti wava mu mizizo nga tomanyi, mazima ekyo tekikukosa; kubanga atamanyi bwakola ekintu kyonna mu byaziyizibwa ku muntu ali mu mizizo, tavunaanibwa;

kulw'ekigambo kya Allah owa waggulu: { Ayi Mukama omulabirizi waffe totuvunaana byetukoze mukwerabira oba mu butanwa} [Al-baqara;286],

Allah owa waggulu yagamba: «nkikoze»,

n'ekigambo kya Allah: {era temulina kibi [kibavunaanwa] mw'ekyo kyemukola mu butanwa, naye [ekibavunaanwa] kyekyo emitima gyammwe kyegigenderedde} [Al-ahzaab:5],

kale ebintu byonna Allah owa waggulu byeyaziyiza ku [muntu] ali mu mizizo, ssinga abikola nga tamanyi oba nga yeerabidde oba nga akakiddwa, tavunaanwa, wabula ekisonyiyisa bwekivaawo, aba akakatibwaako okuva kw'ekyo [ekikyamu] kyabaddeko.

ﺟ51: هذا أيضًا من البلاء الّذي يحصل من الفتوى بغير علمٍ، وأنت في هذه الحال يجب عليك أن ترجعي إلى مكة، وتطوفي طواف الإفاضة فقط.

أما طواف الوداع فليس عليك طواف وداعٍ ما دمت كنت حائضًا عند الخروج من مكة، وذلك لأن الحائض لا يلزمها طواف الوداع؛ لحديث ابن عباسٍ رضي الله عنهما:

«أُمِرَ النَّاسُ أَنْ يَكُونَ آخِرُ عَهْدِهِمْ بِالْبَيْتِ، إِلَّا أَنَّهُ خُفِّفَ عَنِ الْحَائِضِ» [1]،

وفي روايةٍ لأبي داود:

«أَنْ يَكُونَ آخِرُ عَهْدِهِمْ بِالْبَيْتِ الطَّوَافُ» [2].

ولأن النبي ﷺ لـمّا أخبر أنّ صفيّة طافت طواف الإفاضة قال:

«فَلْتَنْفِرْ إِذًا» [3]،

فدلّ هذا على أن طواف الوداع يسقط عن الحائض.

[19] أخرجه البخاري، كتاب الحج، باب طواف الوداع (1755)، ومسلم، كتاب الحج، باب وجوب طواف الوداع وسقوطه عن الحائض (380) (1328).

[20] أخرجه أبو داود، كتاب المناسك، باب الوداع (2002).

[21] أخرجه البخاري، كتاب الحيض، باب المرأة تحيض بعد الإفاضة (328)، ومسلم، كتاب الحج، الباب السابق (382) (1211).

أما طواف الإفاضة فلابد لك منه، ولـما كنت تحللت من كلّ شيءٍ جاهلةً فإن هذا لا يضرّك؛ لأن الجاهل الذي يفعل شيئًا من محظورات الإحرام لا شيء عليه؛ لقوله تعالى:

﴿...رَبَّنَا لَا تُؤَاخِذۡنَآ إِن نَّسِينَآ أَوۡ أَخۡطَأۡنَاۚ...﴾

[البقرة:286]،

قال الله تعالى:

«قَدْ فَعَلْتُ» [4]،

وقوله:

﴿...وَلَيۡسَ عَلَيۡكُمۡ جُنَاحٞ فِيمَآ أَخۡطَأۡتُم بِهِۦ وَلَٰكِن مَّا تَعَمَّدَتۡ قُلُوبُكُمۡۚ...﴾

[الأحزاب:5]،

فجميع الـمحظورات الّتي منعها الله تعالى على المحرم إذا فعلها جاهلًا أو ناسيًا أو مكرهًا فلا شيء عليه، لكن متى زال عذره وجب عليه أن يقلع عما تلبس به.

[22] أخرجه مسلم، كتاب الإيمان، باب بيان تجاوز الله تعالى عن حديث النفس (200) (126).