السؤال
س١٦: ما هي البشاشة؟
Ekibuuzo 16: Essanyu kye kki?
الجواب
ج:هي طلاقةُ الوَجهِ، مع الفَرحِ والتَّبسُّمِ واللطف وإظهار السرور عند لقاء الناس.
وهي بعكس العبوس في وجه الناس مما ينفرهم.
- وفي فضل ذلك جاءت الأحاديث، فعن أبي ذَرٍّ رَضِيَ اللَّهُ عَنْهُ، قال: قال ليَ النَّبيُّ ﷺ:
«لا تَحْقِرَنَّ مِنَ المَعرُوفِ شَيْئًا، ولو أَنْ تَلْقَى أخاكَ بِوَجْهٍ طَلْقٍ»
رواه مسلم.
- وقالَ رَسولُ اللهِ ﷺ:
«تَبَسُّمُكَ فِي وَجْهِ أَخِيكَ لَكَ صَدَقَةٌ»
رواه الترمذي.
Okwanukula: Kwekusanyuka kw'ekyenyi, n'okumwenya n'okwolesa essanyu nga osisinkanye abantu.
Era kyekyenyume ky'okusiba emitaafu eri abantu, ekimu kubibasembeza ewala.
Hadiithi ezilaga obulungi bw'ekyo zajja, hadiithi nga eva ku abu Dharri Allah amusiime yagamba: yangamba Nabbi okusaasira n'emirembe bibeere ku yye:
«Tonyomanga kintu kyonna nga kirungi, nebwekuba kusisinkana muganda wo n'ekyenyi nga kisanyufu»
Esangibwa mu kitabo kya Muslimu .
Yagamba omubaka wa Allah okusaasira n'emirembe bibeere ku yye:
«Okumwenyako mu kyenyi kya mugandawo saddaaka»
Esangibwa mu kitabo kya Tirmidhi .