السؤال
س١٨: ما هو الاستهزاء؟
Ekibuuzo 18: Okujeeja kyekki?
الجواب
ج:هو السخرية من أخيك المسلم وتحقيره، وهذا لا يجوز.
قال تَعَالَى في النهي عن ذلك:
﴿يَٰٓأَيُّهَا ٱلَّذِينَ ءَامَنُواْ لَا يَسۡخَرۡ قَوۡمٞ مِّن قَوۡمٍ عَسَىٰٓ أَن يَكُونُواْ خَيۡرٗا مِّنۡهُمۡ وَلَا نِسَآءٞ مِّن نِّسَآءٍ عَسَىٰٓ أَن يَكُنَّ خَيۡرٗا مِّنۡهُنَّۖ وَلَا تَلۡمِزُوٓاْ أَنفُسَكُمۡ وَلَا تَنَابَزُواْ بِٱلۡأَلۡقَٰبِۖ بِئۡسَ ٱلِٱسۡمُ ٱلۡفُسُوقُ بَعۡدَ ٱلۡإِيمَٰنِۚ وَمَن لَّمۡ يَتُبۡ فَأُوْلَٰٓئِكَ هُمُ ٱلظَّٰلِمُونَ﴾
[الحجرات: ١١].
Okwanukula: Kwe kujereegerera mugandawo omusiraamu, n'okumukkakkanya, era ekyo tekikkirizibwa.
Yagamba Allah nga agaana ekyo:
Abange mmwe abakkiriza! Ekibiina (mu mmwe) tekinyoomanga ekibiina ekirala kyandiyinza okuba (kye banyoomerera) nga kye kirungi (mu maso ga Allah) okusinga bo, wadde n'abakyala tebanyoomanga bakyala bannaabwe (kubanga) bandibeera nga be balungi (eri Allah) okusinga bo; wadde temwevvoolangananga (temukyiinagananga) mwekka na mwekka (abamu okuvvoola bannaabwe), era temuyitinngananga amannya amabi (agokuvumagana n'okujeregagana). Erinnya erisinga obubi okuyita omuntu ly'elyo erityooboola (omuntu bwe) oluvannyuma lw'okuba omukkiriza: N'omuntu ateenenya, abo bo be balyazaamaanyi (abassa ebintu mu bitali bifo bya byo).
[ Al-hujuraat :11].