Skip to content

Nze ŋenda kukola umra, mpise ku 'miiqaati' (ewaleterwa e'nniya') nga ndi mu nsonga z'ekikyala, nessireeta 'nniya' yaakuyingira mizizo, nensigala e makka okutuusa bwennatukudde, nendeetera e'nniya' mu makka, abaffe ekyo kikkirizibwa? Oba nkole ntya? Era kki ekinkakatako okukola?

السؤال

q1:

Nze ŋenda kukola umra, mpise ku 'miiqaati' (ewaleterwa e'nniya') nga ndi mu nsonga z'ekikyala, nessireeta 'nniya' yaakuyingira mizizo, nensigala e makka okutuusa bwennatukudde, nendeetera e'nniya' mu makka, abaffe ekyo kikkirizibwa? Oba nkole ntya? Era kki ekinkakatako okukola?

س54: أنا ذاهبةٌ للعمرة، ومررت بالميقات وأنا حائضٌ، فلم أحرم، وبقيت في مكة حتّى طهرت، فأحرمت من مكة، فهل هذا جائزٌ؟ أو ماذا أفعل؟ وما يجب عليّ؟

الجواب

A1:

Ekyo ekikolwa tekikkirizibwa, era omukyala yenna ayagala okukola umra takkirizibwa kusukka 'miiqaati' nga taleese 'nniya' ya mizizo nebwaba ali mu 'nsonga', aleeta e'nniya' nga ali mu 'nsonga', era e'nniya' ye etuuka, era n'ekkirizibwa,

n'obujulizi kw'ekyo buli: nti asma bint umaisi mukyala wa Abubakar Allah abasiime bombi yazaala, nga nnabbi okusaasira n'emirembe bibeere ku yye ali e zul- hulaifa (ekifo abayitidde e madina webaleetera e'nniya' eyingira mu mizizo) nga agenda okukola hijja ye ey'okusiibula, yatumira nnabbi okusaasira n'emirembe bibeere ku yye [nga abuuza]: nkole ntya? n'agamba: «naaba, weefuundikire n'ekigoye, onuyirire okuyingira mu mizizo»,

era omusaayi gwa 'haidhu' guli nga omusaayi gwa 'nnifaasi'.

Nabwekityo tugamba omukyala ali mu 'nsonga', bw'ayita ku 'miiqati' (ewaleeterwa e'nniya' y'emizizo), ng'agenda kukola umra oba hijja, tumugamba nti: naaba, weesibe n'ekigoye, oleete e'nniya' ekuyingiza mu mizizo,

n'okwesiba kitegeeza: nti asiba obwereere bwe n'ekiwero, neyeefundikira, oluvannyuma n'aleeta e'nniya' emuyingiza mu mizizo, eya hijja oba umra, naye bwamala okuyingira mu mizizo n'atuuka e makka tagenda ku kaaba, era tagyetooloola okutuusa nga atukudde,

kyekyo lwaki nnabbi okusaasira n'emirembe bibeere ku yye yagamba Aisha bweyagenda mu 'nsonga' nga ali mu umra, nti: «kola buli kyonna haji kyakola okuggyako okwetooloola ennyumba ppaka nga omaze okutukula», eyo njogera ya Al-bukhari ne Muslim,

era mu [kitabo kya] «swahiih Al-bukhari», Aisha yagamba nti bweyatukula yeetooloola kaaba, era n'adduka wakati wa swafaa ne maruwa,

ekyo nekitegeeza nti omukyala bwayingira mu mizizo gya hijja oba umra nga ali mu 'nsonga', oba n'agenda mu 'nsonga' nga tannaba kwetooloola kaaba, mazima yye teyeetoloola kaaba era tadduka wakati wa swafaa ne maruwa okutuuka nga amaze okutukula era n'anaaba.

Naye ssinga yeetooloola kaaba nga mutukuvu, omusaayi gwa 'haidhu' negujja nga amaze okwetooloola, awo agenda mumaaso, n'adduka wakati wa swafaa ne maruwa nebwaba ali mu 'nsonga', era n'akendeeza ku nviiri ze, era n'amaliriza umra ye, kubanga obutukuvu ssi kalombolombo mu kudduka wakati wa swafaa ne maruwa.

ﺟ54: هذا العمل ليس بجائزٍ، والمرأة الّتي تريد العمرة لا يجوز لها مجاوزة الميقات إلا بإحرامٍ حتى لو كانت حائضًا، فإنها تحرم وهي حائضٌ، وينعقد إحرامها، ويصحّ،

والدليل لذلك: أن أسماء بنت عميسٍ زوجة أبي بكرٍ رضي الله عنهما ولدت، والنبيّ ﷺ نازلٌ في ذي الحليفة، يريد حجة الوداع، فأرسلت إلى النبيّ ﷺ: كيف أصنع؟ قال:

«اغْتَسِلِي، وَاسْتَثْفِرِي بِثَوْبٍ، وَأَحْرِمِي» [1]،

ودم الحيض كدم النّفاس.

[24] تقدم تخريجه.

فنقول للمرأة الحائض إذا مرت بالميقات، وهي تريد العمرة أو الحج نقول لها: اغتسلي، واستثفري بثوبٍ، وأحرمي،

والاستثفار معناه: أنها تشدّ على فرجها خرقةً، وتربطها، ثم تحرم، سواء بالحجّ أو بالعمرة، ولكنها إذا أحرمت ووصلت إلى مكة لا تأتي إلى البيت، ولا تطوف به حتى تطهر، ولهذا قال النبيّ ﷺ لعائشة حين حاضت في أثناء العمرة، قال لها:

«افْعَلِي مَا يَفْعَلُ الْحَاجُّ، غَيْرَ أَلَّا تَطُوفِي فِي الْبَيْتِ حَتَّى تَطْهُرِي» [2]،

هذه رواية البخاريّ ومسلمٍ، وفي «صحيح البخاريّ» أيضًا،

«ذَكَرَتْ عَائِشَةُ أَنَّهَا لَمَّا طَهُرَتْ طَافَتْ بِالْبَيْتِ، وَبِالصَّفَا وَالْمَرْوَةِ» [3]،

فدل هذا على أن المرأة إذا أحرمت بالحجّ أو العمرة وهي حائضٌ، أو أتاها الحيض قبل الطواف، فإنها لا تطوف ولا تسعى حتى تطهر وتغتسل.

[26] البخاري، كتاب العمرة، باب عمرة التنعيم (1785).

[25] رواه البخاري، كتاب الحج، باب تقضي الحائض المناسك كلها إلا الطواف بالبيت (1650)، ومسلم، كتاب الحج، باب بيان وجوه الإحرام (120) (1211).

أما لو طافت وهي طاهرٌ، وبعد أن انتهت من الطواف جاءها الحيض، فإنها تستمرّ، وتسعى ولو كان عليها الحيض، وتقصّ من رأسها، وتنهي عمرتها؛ لأنّ السعي بين الصفا والمروة لا يشترط له الطهارة.