Nava mu kibuga yambu`u nze n'abantu bange nga tugenda kukola umra, naye ate bwennatuuka e jidda mukyala wange n'agenda mu 'haidhu', naye nze nagenda mu maaso nemmaliriza umra nzekka nga ssiri na mukyala wange, okulamula kuli kutya ku mukyala wange?
السؤال
q1:
Nava mu kibuga yambu`u nze n'abantu bange nga tugenda kukola umra, naye ate bwennatuuka e jidda mukyala wange n'agenda mu 'haidhu', naye nze nagenda mu maaso nemmaliriza umra nzekka nga ssiri na mukyala wange, okulamula kuli kutya ku mukyala wange?
س55: لقد قدمت من ينبع للعمرة أنا وأهلي، ولكن حين وصولي إلى جدة أصبحت زوجتي حائضًا، ولكنّي أكملت العمرة بمفردي دون زوجتي، فما الحكم بالنّسبة لزوجتي؟
الجواب
A1:
Okulamula kukya mukyala wo: asigala okutuuka lwatukula oluvannyuma n'amaliriza umra ye;
kubanga swafiyya Allah amusiime bweyagenda mu nsonga, nnabbi okusaasira n'emirembe bibeere ku yye yagamba: «yaatusibye yye?» nebagamba nti: ekyaddala yakoze okwetooloola okwa 'ifaadha'. n'agamba: «awo agende»,
era ekigambo kya nnabbi okusaasira n'emirembe bibeere ku yye:«yaatusibye yye?» bujulizi obulaga nti omukyala ateekeddwa okusigala -ssinga agenda mu 'haidhu' nga tannakola kwetooloola kwa 'ifaadha'- ppaka nga atukudde, oluvannyuma nalyooka yeetooloola.
Nabwekityo okwetooloola kwa umra kyekimu n'okwa 'ifaadha'; kubanga mpagi ya umra, omukyala agenze okukola umra bw'agenda mu 'nsonga' nga tannaba kwetooloola kaaba, alindako ppaka bwatukula, oluvannyuma neyeetooloola.
ﺟ55: الحكم بالنّسبة لزوجتك: أن تبقى حتى تطهر، ثم تقضي عمرتها؛ لأن النبي ﷺ لـما حاضت صفية رضي الله عنها قال:
«أَحَابِسَتُنَا هِيَ؟» قَالُوا: إِنَّهَا قَدْ أَفَاضَتْ. قَالَ: «فَلْتَنْفِرْ إِذًا» [1]،
فقوله ﷺ: «أحابستنا هي؟» دليلٌ على أنه يجب على المرأة أن تبقى -إذا حاضت قبل طواف الإفاضة- حتى تطهر، ثمّ تطوف.
[27] تقدم تخريجه.
وكذلك طواف العمرة مثل طواف الإفاضة؛ لأنه ركنٌ من العمرة، فإذا حاضت المعتمرة قبل الطواف انتظرت حتى تطهر، ثم تطوف.