Skip to content

Omukyala abuuza: nti bukyanga akakatibwaako kusiiba era nga asiiba lamanzaani , lwakuba nti taliwa nnaku ezo zaalya olw'okugenda mu nsonga z'ekikyala, n'olwobutamanya muwendo gwa nnaku zeyalya, naye asaba kuluŋŋamizibwa eri ekyo kyalina okukola kati.

السؤال

q1:

Omukyala abuuza: nti bukyanga akakatibwaako kusiiba era nga asiiba lamanzaani , lwakuba nti taliwa nnaku ezo zaalya olw'okugenda mu nsonga z'ekikyala, n'olwobutamanya muwendo gwa nnaku zeyalya, naye asaba kuluŋŋamizibwa eri ekyo kyalina okukola kati.

س30: سائلةٌ تقول: إنها منذ وجب عليها الصّيام وهي تصوم رمضان، ولكنها لا تقضي صيام الأيام التي تفطرها بسبب الدورة الشهرية، ولجهلها بعدد الأيام التي أفطرتها، فهي تطلب إرشادها إلى ما يجب عليها فعله الآن.

الجواب

A1:

Kitukwasa ennaku ekyo okutuukawo mu bakyala b'abakkiriza, mazima okuleka okwo -ntegeeza: okulekayo okuliwa ekyo ekimukakatako mu kusiiba- kibaawo lw'abutamanya, oba olw'obugayaavu, era byombi mitawaana; kubanga eddagala ly'obutamanya [kunoonya] kumanya na kubuuza [bamanyi],

ate bbwo obugayaavu mazima eddagala lyabwo kutya Allah ow'amaanyi era ow'ekitiibwa, n'okumulondoola, n'okutya ebibonerezo bye, n'okwanguyira ebyo byasiima.

Kikakata kumukyala oyo okwenenya eri Allah olw'ekyo kyeyakola, era asabe okumusonyiwa, era ageraageranye ennaku zeyalekayo nga bwasobola aziriwe, bwakola ekyo aba yeggyeeredde, era tusuubira nti Allah ajja kukkiriza okwenenya kwe.

ﺟ30: يؤسفنا أن يقع مثل هذا بين نساء المؤمنين، فإن هذا الترك -أعني: ترك قضاء ما يجب عليها من الصّيام- إما أن يكون جهلًا، وإما أن يكون تهاونًا، وكلاهما مصيبةٌ؛ لأن الجهل دواؤه العلم والسّؤال،

وأما التهاون فإن دواءه تقوى الله عز وجل، ومراقبته، والخوف من عقابه، والمبادرة إلى ما فيه رضاه.

فعلى هذه المرأة أن تتوب إلى الله مما صنعت، وأن تستغفر، وأن تتحرى الأيام التي تركتها بقدر استطاعتها فتقضيها، وبهذا تبرأ ذمتها، ونرجو أن يقبل الله توبتها.