Nayingira mu nsonga nga ndi mu kusaala, kiki kyennina okukola? era abaffe ndiwa esswala ezaali mukiseera kye nnali mu 'haidhu' ?
السؤال
q1:
Nayingira mu nsonga nga ndi mu kusaala, kiki kyennina okukola? era abaffe ndiwa esswala ezaali mukiseera kye nnali mu 'haidhu' ?
س32: دخلت عليّ العادة الشهرية أثناء الصلاة، ماذا أفعل؟ وهل أقضي الصلاة عن مدة الحيض؟
الجواب
A1:
Ssinga omukyala agenda mu nsonga oluvannyuma lw'ekiseera ky'esswala okutuuka -tugeze ssinga alwala oluvannyuma lw'ekitundu ky'essawa nga enjuba emaze okukyuuka- mazima yye oluvannyuma lw'okutukula okuva mu 'haidhu' aliwa esswala ezo ezaatuuka ekiseera kyazo nga mutukuvu;
kulw'ekigambo kya Allah owa waggulu: {Mazima esswala yalaalikibwa ku bakkiriza nga esaalibwa mu biseera ebigere} [Al-nnisaa: 103].
Era taliwa sswala zaamu kiseera kya 'haidhu'; kulw'ekigambo kye [nnabbi muhammad] okusaasira n'emirembe bibeere ku yye mu hadith empaavu:
«abaffe tekiri nti omukyaala bw'alwaala tasaala era tasiiba?»,
era bannanyini kumanya beegatta nti omukyala taliwa sswala ezo ezaamuyitako mu kiseera kya 'haidhu'.
Naye ate bwatukula, nga wasigadde ku kiseera ky'esswala [akaseera] akasobola okusalirwamu eraaka emu oba okusingawo, mazima yye asaala [mu] kaseera ako kaaba atukuliddemu, kulw'ekigambo kye [nnabbi muhammad] okusaasira n'emirembe bibeere ku yye:
«omuntu bwasaanga eraaka emu ku swala ya aswir nga enjuba tennagwa aba asanze [obudde bwa] aswir»,
era ssinga atukula mu kiseera kya aswir, oba nga enjuba tennavaayo, era nga wabula ku kugwa kw'enjuba oba okuvaayo kwayo akaseera akenkana [ewasobola okusaalirwa] eraaka emu, mazima yye asaala aswir mu mbeera esoose, ne fajri mu mbeera eyookubiri.
ﺟ32: إذا حدث الحيض بعد دخول وقت الصلاة -كأن حاضت بعد الزوال بنصف ساعةٍ مثلًا- فإنها بعد أن تطهر من الحيض تقضي هذه الصلاة التي دخل وقتها وهي طاهرٌ؛ لقوله تعالى:
﴿...إِنَّ ٱلصَّلَوٰةَ كَانَتۡ عَلَى ٱلۡمُؤۡمِنِينَ كِتَٰبٗا مَّوۡقُوتٗا﴾
[النساء:103].
ولا تقضي الصلاة عن وقت الحيض؛ لقوله ﷺ في الحديث الطويل:
«أَلَيْسَتْ إِذَا حَاضَتْ لَمْ تُصَلِّ، وَلَمْ تَصُمْ؟» [1]،
وأجمع أهل العلم أنها لا تقضي الصلاة التي فاتتها أثناء مدة الحيض.
[12] تقدم تخريجه.
أما إذا طهرت، وكان باقيًا من الوقت مقدار ركعةٍ فأكثر، فإنها تصلّي ذلك الوقت الذي طهرت فيه؛ لقوله ﷺ:
«مَنْ أَدْرَكَ رَكْعَةً مِنَ الْعَصْرِ قَبْلَ أَنْ تَغْرُبَ الشَّمْسُ، فَقَدْ أَدْرَكَ الْعَصْرَ» [2]،
فإذا طهرت وقت العصر، أو قبل طلوع الشمس، وكان باقيًا على غروب الشمس أو طلوعها مقدار ركعةٍ، فإنها تصلّي العصر في المسألة الأولى، والفجر في المسألة الثانية.
[13] تقدم تخريجه.