Skip to content

Ndi mukyala, wayiseewo omwaka bukyanga nvaamu olubuto nga lwa myeezi esatu, era ssaasaala okutuuka nga ntukudde,era nagambibwa: nti kyali kikukakatako okusaala. Nkole ntya, nga ssimanyi muwendo gwa nnaku zennyini?

السؤال

q1:

Ndi mukyala, wayiseewo omwaka bukyanga nvaamu olubuto nga lwa myeezi esatu, era ssaasaala okutuuka nga ntukudde,era nagambibwa: nti kyali kikukakatako okusaala. Nkole ntya, nga ssimanyi muwendo gwa nnaku zennyini?

س29: أنا امرأةٌ أسقطت في الشهر الثالث منذ عامٍ، ولم أصلّ حتى طهرت، وقد قيل لي: كان عليك أن تصلّي. فماذا أفعل، وأنا لا أعرف عدد الأيام بالتحديد؟

الجواب

A1:

Ekimanyikiddwa eri abamanyi: nti omukyala bwamavaamu olubuto olw'emyeezi esatu mazima yye tasaala; kubanga omukyala bwavaamu olubuto nga lutoonze mazima omusaayi ogumuvaamu guba musaayi gwa 'nnifaasi' tasaala nagwo.

Abamannyi baagamba: kisoboka omwana okutonda ssinga olubuto luweza ennaku kinaana mulumu. era [ennaku] ezo teziweza myezi esatu, kale ssinga akakasa nti olubuto luvuddemu ku myeezi esatu, mazima ogwo ogumuvaamu guba musaayi gwa 'nnifaasi', alekaayo okusaala kulwaagwo.

Omukyala abuuzizza ayina okujjukira mu mutima gwe, ssinga olubuto luba lwavaamu nga ennaku kinaana tezinnawera mazima yye aliwa esswala, era bwaba tamanyi mmeka zeyaleka?

mazima yye ageraageranya, era naanoonyereza, era naaliwa nga asinziira kw'ezo zasuubira ennyo nti teyazisaala.

ﺟ29: المعروف عند أهل العلم: أن المرأة إذا أسقطت لثلاثة أشهرٍ فإنها لا تصلّي؛ لأن المرأة إذا أسقطت جنينًا قد تبين فيه خلق إنسانٍ فإن الدم الّذي يخرج منها يكون دم نفاسٍ لا تصلّي فيه.

قال العلماء: ويمكن أن يتبين خلق الجنين إذا تم له واحدٌ وثمانون يومًا، وهذه أقلّ من ثلاثة أشهرٍ، فإذا تيقنت أنه سقط الجنين لثلاثة أشهرٍ فإن الذي أصابها يكون دم فسادٍ، لا تترك الصلاة من أجله.

وهذه السائلة عليها أن تتذكر في نفسها، فإذا كان الجنين سقط قبل الثمانين يومًا فإنها تقضي الصلاة، وإذا كانت لا تدري كم تركت؟

فإنها تقدّر، وتتحرى، وتقضي على ما يغلب عليه ظنّها أنها لم تصلّه.