Ze ziriwa empisa z'okusaasira ebisolo?
- الباب / الفصل
- قسم الآداب الإسلامية
السؤال
س21: ما آداب الرفق بالحيوان؟
Ekibuuzo 21: Ze ziriwa empisa z'okusaasira ebisolo?
الجواب
ج:1. أطعم الحيوان وأسقيه.
- في الحديث:
قالوا: يا رسول الله، وإن لنا في البهائم أجرًا؟ قال: «في كل كبد رطبة أجر»
متفق عليه.
- ومر رسول الله صلى الله عليه وسلم ببعير قد لحق ظهره ببطنه، فقال:
«اتقوا الله في هذه البهائم»
رواه أبو داود.
- الرحمة والشفقة وعدم تحميله ما لا يطيق.
- في الحديث: قال عليه الصلاة والسلام:
«من رب هذا الجمل؟ لمن هذا الجمل؟ فجاء فتى من الأنصار فقال: لي يا رسول الله. فقال: أفلا تتقي الله في هذه البهيمة التي ملكك الله إياها؛ فإنه شكا إليَّ أنك تجيعه وتدئبه»
رواه أبو داود وأحمد.
تدئبه: أي تتعبه.
- لا أعذب الحيوان بأي نوع من العذاب والأذى.
- في الحديث عن جابر رضي الله عنه، أن النبي صلى الله عليه وسلم مر عليه بحمار قد وسم في وجهه، فقال:
«أما بلغكم أني قد لعنت من وسم البهيمة في وجهها، أو ضربها في وجهها؟» فنهى عن ذلك.
رواه مسلم وأبو داود واللفظ له.
Okwanukula: 1 Ndiisa era nennywesa ebisolo.
Mu hadiith:
«Baagamba nti: Owaffe ggwe omubaka wa Allah, ensolo nazo tuzifunamu empeera nga tuziyisizza bulungi? n'agamba nti: buli kirina ekibumba kirimu empeera»
Yayogerwa Bukhaari ne Muslim.
-Era lumu Omubaka wa Allah okusaasira n'emirembe bibeere ku yye yayita ku ngamiya nga omugongo gwayo gukonaganye n'olubuto lwayo n'agamba:
«Mutye Allah mu nsolo zino»
Esangibwa mu kitabo kya Abu daud.
okubisaasira n'obutakitikka byekitasobola.
Mu hadiithi: yagamba Nabbi okusaasira n'emirembe bibeere ku yye:
«Ani nannyini ngamiya eno? Engamiya eno y'ani?. Omuvubuka okuva mu ba Answar najja, n'agamba: yange owange ggwe omubaka wa Allah, Nabbi n'agamba: nti totya Allah ku kisolo kino kyeyakuwa; mazima ddala yemulugunyizza gyendi nti ogilumya enjala era ogikozesa emirimu mingi n'ogikooya»
yayogera Abu Dauda Ne Ahmad.
Ogikooya.
Sibonereza kisolo nakibonerezo kyonna yadde okukikosa.
mu Hadiith nga eva ku Jaabir-Allah amusiime, mazima Nabbi okusaasira n'emirembe bibeere ku yye yamuyitako lumu n'endogoyi nga baagiteekamu enjokyo mu kyenyi kyayo, n'agamba:
«Tekyabatuukako nti nakolimira omuntu ateeka enjokyo mu kyenyi ky'ensolo oba agikuba mu kyenyi?» ekyo Nabbi n'akiziyiza.
yayogerwa Muslim ne Abu Dauda.