السؤال
س٢٣: ما آداب المزاح؟
Ekibuuzo 23: Ze ziriwa empisa z'okusaaga?
الجواب
ج:١. الصدق في المزاح وعدم الكذب.
- في الحديث:
«ويل للذي يحدث فيكذب ليضحك به القوم، ويل له، ويل له»
رواه أبو داود وأحمد والترمذي.
- المزاح الخالي من السخرية والاستهزاء والإيذاء والترويع.
- قال عليه الصلاة والسلام:
«لا يحل لمسلم أن يروِّع مسلمًا»
رواه أبو داود وأحمد.
- عدم الإكثار من المزاح.
«ولا تكثر الضحك؛ فإن كثرة الضحك تميت القلب»
رواه الترمذي وابن ماجه.
Okwanukula: 1.Okwogera amazima mu kusaaga, n'obutalimba.
Mu hadiith:
«Okubonaabona kuli kw'oyo anyumya n'alimba asobole okusesa abantu, okubonaabona kuli ku yye, okubonabona kuli ku yye»
yayogerwa Abu dauda, Ne Ahmad, ne Tirmidhi.
- Okusaaga okutaliimu kujerega yadde okujeeja yadde okunakuwaza.
-Yagamba nabbi okusasira n'emirembe bibeere ku yye:
«Tekikkirizibwa ku musiraamu yenna kutiisatiisa musiraamu munne»
yayogera Abu Dauda Ne Ahmad.
- Obutayitiriza nnyo kusaaga.
«Era toyitiriza nnyo kuseka; mazima ddala okuyitiriza okuseka kutta omutima»
Yayogerwa Tirmidhi ne ibun Maajah.