Skip to content

Ssinga omukyala ali mu 'haidhu' oba 'nnifaasi' atukula mu kiseera kya aswir, abaffe akakatibwaako [okusaala] esswala ya dhuhuri wamu ne aswir, oba takakatibwaako okuggyako aswir yokka?

السؤال

q1:

Ssinga omukyala ali mu 'haidhu' oba 'nnifaasi' atukula mu kiseera kya aswir, abaffe akakatibwaako [okusaala] esswala ya dhuhuri wamu ne aswir, oba takakatibwaako okuggyako aswir yokka?

س12: إذا طهرت الحائض أو النّفساء وقت العصر، فهل تلزمها صلاة الظّهر مع العصر، أو لا يلزمها سوى العصر فقط؟

الجواب

A1:

Ekigambo ekisiinga obutuufu ku nsonga eno: nti takakatibwaako okujjako aswir yokka; kubanga tewali bujulizi bukakasa [kuye] swala ya dhuhuri, ate nga ekikolo muntu kuba mwejjeerevu, ate era nnabbi okusaasira n'emirembe bibeere ku yye yagamba:

«omuntu bwasaanga eraaka emu ku swala ya aswir nga enjuba tennagwa aba asanze [obudde bwa] aswir»,

era teyagamba nti aba asanze dhuhuri, ssinga dhuhuri yali emukakatako yaali kinnyonnyodde nnabbi okusaasira n'emirembe bibeere ku yye, era lwansonga nti omukyala ssinga alwaala nga ekiseera kya dhuhuri kiyingidde takakatibwako kuliwa okuleka esswala ya dhuhuri so ssi n'eswala ya aswir, sso ng'ate dhuhuri egattibwa ne aswir, era tewaliiwo njawulo wakati waayo(dhuhuri) ne wakati w'ekifaananyi ekibuuzo kyekijjiddeko. .

era n'olwekyo ekigambo ekisiinga obutuufu kiri nti takakatibwaako okuggyako esswala ya aswir yokka; olwekitegeerwa okuva mu bujulizi n'okugeraageranya kubwo, nabwekityo kyekimu kumukyala atukula nga ekiseera kya isha tekinnaggwaako, yye aba takakatibwako okujjako esswala ya isha era takakatibwako sswala ya magharibi.

ﺟ12: القول الراجح في هذه المسألة: أنه لا يلزمها إلا العصر فقط؛ لأنه لا دليل على وجوب صلاة الظّهر، والأصل براءة الذّمة، ثم إن النبي ﷺ قال:

«مَنْ أَدْرَكَ رَكْعَةً مِنَ الْعَصْرِ قَبْلَ أَنْ تَغْرُبَ الشَّمْسُ فَقَدْ أَدْرَكَ الْعَصْرَ» [1]،

ولم يذكر أنه أدرك الظّهر، ولو كان الظّهر واجبًا لبينه النبيّ ﷺ، ولأن المرأة لو حاضت بعد دخول وقت الظّهر لم يلزمها إلا قضاء صلاة الظّهر دون صلاة العصر، مع أن الظّهر تجمع إلى العصر، ولا فرق بينها وبين الصّورة التي وقع السّؤال عنها.

[2] البخاري، كتاب الصوم، باب الحائض تترك الصوم والصلاة (1951).

وعلى هذا يكون القول الراجح أنه لا يلزمها إلا صلاة العصر فقط؛ لدلالة النصّ والقياس عليها، وكذلك الشأن فيما لو طهرت قبل خروج وقت العشاء، فإنه لا يلزمها إلا صلاة العشاء، ولا تلزمها صلاة المغرب.