Skip to content

السؤال

س٢٨: ما هو الجبن؟ وما هي الشجاعة؟

Ekibuuzo 28: Obutiitiizi kye kki?, era obuvumu kye kki?

الجواب

ج:الجبن: أن يخاف مما لا ينبغي أن يخاف منه.

مثل الخوف من قول الحق وإنكار المنكر.

الشجاعة: وهي الإقدام على الحق، وذلك مثل الإقدام في ساحات الجهاد للدفاع عن الإسلام والمسلمين.

  • وكان النبي ﷺ في دعائه يقول:

«اللَّهُمَّ إنِّي أعوذُ بكَ من الجُبنِ...».

  • وقال رسولُ اللهِ ﷺ:

«المؤمنُ القويُّ خيرٌ وأحبُّ إلى اللهِ مِن المؤمنِ الضَّعيفِ، وفي كُلٍّ خيرٌ»

رواه مسلم.

Okwanukula: Kwe kutya ekitasaanidde kutiibwa.

Ng'okutya okwogera amazima, n'okuziyiza ekibi.

Obuvumu: kwe kuyimirira ku mazima, okugeza nga okugenda mu bisaawe bya jihaadi okulwanirira Obusiraamu n’Abasiraamu.

Era Nabbi okusaasira n'emirembe bibeere ku yye mukusaba kwe yagambanga nti:

«Ayi Allah nkusaba onkingirize obutiitiizi....».

Yagamba omubaka wa Allah okusaasira n'emirembe bibeere ku yye:

«Omukkiriza ow'amaanyi mulungi nnyo era ayagalwa nnyo eri Allah okusinga omukkiriza omunafu, naye byonna mulimu obulungi».

Esangibwa mu kitabo kya Muslimu .