Skip to content

Nsonga ki eziyamba omusiraamu okweyisa n'empisa ennungi?

الباب / الفصل
قسم الأخلاق

السؤال

س٣٠: ما الأسباب التي تعين المسلم على التخلق بالأخلاق الحسنة؟

Ekibuuzo 30: Nsonga ki eziyamba omusiraamu okweyisa n'empisa ennungi?

الجواب

ج:١. الدعاء بأن يرزقك الله حسن الخلق ويعينك عليه.

  1. مراقبة الله عَزَّ وَجَلَّ، وأنه يعلم بك ويسمعك ويراك.
  2. تذكر ثواب حسن الخلق وأنه سبب لدخول الجنة.
  3. تذكر عاقبة سوء الخلق وأنه سبب لدخول في النار.
  4. أن حسن الخُلق يجلب محبة الله تَعَالَى ومحبة خلقه، وأن سوء الخُلق يجلب بغض الله وبغض خلقه.
  5. قراءة سيرة النبي عَلَيْهِ الصَّلَاةُ وَالسَّلَامُ والاقتداء به.
  6. مصاحبة الأخيار وتجنب صحبة الأشرار.

*******

Okwanukula: 1.Okusaba Allah akugabirire empisa ennungi, era azikuyambeko.

  1. Okumanya nti Allah akulondoola, era akumanyi, akuwulira, ate akulaba.
  2. Okujjukira ennyo empeera y'empisa ennungi, nti era nsonga ekuyingiza ejjana.
  3. Okujjukira enkomerero y'empisa embi, nti era nsonga eyingiza omuliro.
  4. Mazima empisa ennungi zireeta okwagalibwa Allah, n'okwagalibwa ebitonde bye, nti era n'empisa empisa embi zireeta obusungu bwa Allah n'okunyiiga kwe.
  5. Okusoma ebyafaayo bya Nabbi okusaasira n'emirembe bibeere ku yye, n'okumwefaanaanyiriza mu nkola ze.
  6. Okukwana emikwano emirungi, n'okwesamba emikwano emibi.