Skip to content

Ssinga [omukyala] atukula okuva mu 'haidhu', era n'anaaba oluvannyuma lw'esswala ya fajiri, era nasaala, najjuza n'okusiiba olunaku lwe [olwo], abaffe kimukakatako okululiwa?

السؤال

q1:

Ssinga [omukyala] atukula okuva mu 'haidhu', era n'anaaba oluvannyuma lw'esswala ya fajiri, era nasaala, najjuza n'okusiiba olunaku lwe [olwo], abaffe kimukakatako okululiwa?

س2: إذا طهرت الحائض، واغتسلت بعد صلاة الفجر، وصلت، وكملت صوم يومها، فهل يجب عليها قضاؤه؟

الجواب

A1:

singa omukyala abadde mu ‘nsonga’ atukula nga emmambya tennasala nebwewaba nga wabula eddakika emu, naye n'akakasa nti atukudde, singa ebeera lamanzaani; mazima aba akakatibwaako okusiiba, era okusiiba kwe olunaku olwo kuba kutuufu, era takakatibwaako kululiwa; kubanga aba asiibye nga mutukuvu, nebwaaba tanaabye okujjako nga emmambya emaze okusala tewali mutawaana,

nga era singa omusajja abeera ne janaba olw'okwegatta oba okwelooterera, n'alya ddaaku, n'abukeesa nga tanaabye mpaka emmambya nga esaze, okusiiba kwe kuba kutuufu.

era wano njagala okulabula ku nsonga endala ku bakyala, [nti:] singa agenda mu nsonga nga asiibye olunaku olwo, abamu ku bakyala balowooza nti bwaba agenze mu nsonga z'ekikyala oluvannyuma lw'okusiibulukuka nga tannaba kusaala swala ya isha; nti okusiiba kwe kuba kufudde olunaku olwo,

ekyo tekiriiko njigiriza, ssinakindi ssinga agenda mu nsonga z'ekikyala oluvannyuma lw'enjuba okugwa nebwekiba nga wayise akaseera katono, okusiba kwe kuba kujjuvu era kuba kutuufu.

ﺟ2: إذا طهرت الحائض قبل طلوع الفجر ولو بدقيقةٍ واحدةٍ، ولكن تيقنت الطّهر، فإنه إذا كان في رمضان فإنه يلزمها الصوم، ويكون صومها ذلك اليوم صحيحًا، ولا يلزمها قضاؤه؛ لأنها صامت وهي طاهرٌ، وإن لم تغتسل إلا بعد طلوع الفجر فلا حرج،

كما أن الرجل لو كان جنبًا من جماعٍ أو احتلامٍ، وتسحر، ولم يغتسل إلا بعد طلوع الفجر، كان صومه صحيحًا.

وبهذه المناسبة أودّ أن أنبّه إلى أمرٍ آخر عند النّساء إذا أتاها الحيض وهي قد صامت ذلك اليوم، فإن بعض النّساء تظنّ أن الحيض إذا أتاها بعد فطرها قبل أن تصلّي العشاء فسد صوم ذلك اليوم،

وهذا لا أصل له، بل إن الحيض إذا أتاها بعد الغروب ولو بلحظةٍ فإن صومها تامٌّ وصحيحٌ.