Skip to content

السؤال

س٢٠: ما أنواع الكِبْرُ المحرم؟

Ekibuuzo 20: Gye giriwa emiteeko gy'okwekuluntaza egyaziyizibwa?

الجواب

ج:١. الكِبْر على الحق، وهو رد الحق وعدم قبوله.

  1. الكِبْرُ على الناس، وهو احتقارهم والاستهانة بهم.

قال رسول الله صلى الله عليه وسلم:

«لا يَدخُلُ الجَنَّةَ مَن كان في قَلبِه مِثْقالُ ذَرَّةٍ مِن كِبْرٍ».

فقال رَجُلٌ: إنَّ الرَّجُلَ يُحِبُّ أن يَكونَ ثَوبُه حسَنًا، ونَعْلُه حسَنةً؟ قال:

«إنَّ اللهَ جَميلٌ يُحِبُّ الجَمالَ، الكِبْرُ: بَطَرُ الحَقِّ، وَغَمْطُ النَّاسِ»

رواه مسلم.

  • بَطَرُ الحَقِّ: رده
  • غَمْطُ النَّاسِ: استحقارهم.
  • الثوب الحسن والنعل الحسن ليس من الكبر.

Okwanukula: -Okwekuluntaliza ku mazima, era nga nakwo kugaana amazima n'obutagakkiriza.

  1. Okwekuluntaliza ku bantu, nga nakwo kwekubanyooma n'okubakkakkanya.

Yagamba Omubaka wa Allah okusaasira n'emirembe bibeere ku yye:

Tajja kuyingira Jjana, oyo yenna alibaamu nakanyinkuuli k'okwekuluntaza mu mutima gwe»

Omusajja na'gamba: omuntu ayagala engoyeze okuba nga nnungi, nga n'engatto ze nnungi?, Nabbi n'agamba:

«Mazima Allah mulungi, ayagala birungi, naye okwekuluntaza:kwe kugaana amazima, n'okunyooma abantu»

Esangibwa mu kitabo kya Muslimu .

-Batarul-haqi: Kwe kugagaana.

*Gamtu-nnaas: kwe okubanyooma.

  • Olugoye olulungi, n'engatto ennungi tebigwa mu kwekuluntaza.