Skip to content

khuffu ne jauraba ky'ekki, era zisiigibwako?

الباب / الفصل
قسم الفقه

السؤال

س١١: ما الخُفَّان والجَوْربان، وهل يمسح عليهما؟

Ekibuuzo11: khuffu ne jauraba ky'ekki, era zisiigibwako?

الجواب

ج:- الخفان: ما يلبس في الرِّجلِ من الجلد.

  • الجوربان: ما يلبس في الرِّجلِ من غير الجلد.

ويشرع المسح عليهما بدل غسل الرجلين.

  • لحديث المغيرة بن شعبة رضي الله عنه، أن رسول الله صلى الله عليه وسلم توضأ، ومسح على الجوربين.

رواه أبو داود والترمذي وغيرهما.

  • وفي البخاري ومسلم:

فتوضأ، ومسح على الخفين.

Okwanukula: -khuffu: Ekyo ekyambalwa ku kugulu nga kikolebwa mu ddiba.

-Jaurab: ekyambalwa ku kugulu nga tekiva mu ddiba( nga sitokisi).

Era kikkirizibwa mumateeka okuzisiimulako mukifo ky'okunaba ebigere.

Olwa hadith ya Mughiira bin shu'uba(Allah amusiime), nti Omubaka Wa Allah(okusasira n'emirembe bibere ku yye) yafuna wudhu, n'asiiga sookisi.

Yayogerwa Abu dauda, ne Tirmidhi n'abalala

-Ate mu kitabo kya Bukhaari ne Muslim:

Yafuna wuzu n'asiga ku khuffu ze.