Skip to content

السؤال

س١٣: ما أنواع خُلق الحياء؟

Ekibuuzo 13: Gye giriwa emiteeko gy'ensonyi?

الجواب

ج:١. الحياء من الله: يكون بأن لا تعصيه سُبْحَانَهُ.

  1. الحياء من الناس: ومن ذلك ترك الكلام الفاحش البذيء وكشف العورة.
  • قال رسول الله صلى الله عليه وسلم:

«الإِيمانُ بِضْعٌ وسَبعونَ» - أو: «بِضْعٌ وسِتُّونَ» - «شُعْبةً، أَعْلَاها: قَوْلُ: لا إِلَهَ إلَّا اللهُ. وأَدْناها: إِماطةُ الأَذَى عنِ الطَّريقِ. والحَياءُ شُعْبةٌ مِنَ الإِيمانِ»

رواه مسلم.

Okwanukula: 1.Okukwatira Allah ensonyi: ekyo kibeera mu butajeemera Allah.

2: Okwatibwa abantu ensonyi: nga okulekayo okwogera ebigambo eby'obuwemu, n'okulaga obwerere.

Yagamba Omubaka wa Allah okusaasira n'emirembe bibeere ku yye:

«Obukkiriza bulimu amadaala wakati w'ensavu mu asatu n'ensanvu mu mwenda, oba nkaaga mu asatu n'enkaaga mu mwenda, nga n'eddaala erisinga enkizo ky'ekigambo LAA ILAAHA ILLA LLAHU, n'erisembayo wansi okujjawo ekinyiiza mu kkubo, n'ensonyi ddaala mu madaala g'obukkiriza»

Esangibwa mu kitabo kya Muslimu .