Skip to content

السؤال

س٩: ما ضد الصدق؟

Ekibuuzo 9: Ekyennyume ky'amazima kyekki?

الجواب

ج:الكذب، وهو خلاف الحقيقة، من ذلك، الكذب على الناس، وإخلاف المواعيد، وشهادة الزور.

  • قال النبي صلى الله عليه وسلم:

«وإنَّ الكذِبَ يَهْدي إلى الفُجورِ، وإنَّ الفُجورَ يَهْدي إلى النَّارِ، وإنَّ الرَّجلَ لَيَكذِبُ حتَّى يُكتَبَ عندَ اللهِ كذَّابًا»

متفق عليه.

  • وقال النبي عَلَيْهِ الصَّلَاةُ وَالسَّلَامُ:

«آيةُ المُنافِقِ ثَلاثٌ» -وذكر منها- «إذا حدَّثَ كَذَبَ، وإذا وَعَدَ أَخلَفَ»

Okwanukula: Obulimba, era kwe kwawukana n'ekituufu. mukyo mulimu: okulimba abantu, okwawukana ku ndagaano, n'okujulira eby'obulimba.

Yagamba Nabbi okusaasira n'emirembe bibere ku yye:

«Era mazima ddala obulimba, bulungamya eri obwonoonefu, ate obwonoonefu butwala mu muliro, mazima omusajja asobola okulimba mpaka lwawandikibwa mu maso ga Allah nti mulimba nnyo»

Yayogerwa Bukhaari ne Muslim.

Era Nabbi okusaasira n'emirembe bibeere ku yye yagamba:

«Obubonero bw'omunnanfusi buli busatu»-n'ayogera mu bwo- «bw'anyumya alimba, ate bw'alaganyisa ayawukana ku ndagaano»