Skip to content

السؤال

س٨: ما هو خلق الصدق؟

Ekibuuzo 8: Empisa y'amazima y'eriwa?

الجواب

ج:هو الإخبار بما يطابق الواقع أو الشيء على ما هو عليه.

ومن صوره:

  • الصدق في الحديث مع الناس.
  • الصدق في الوعد.
  • الصدق في كل قول وعمل.
  • قال النبي عَلَيْهِ الصَّلَاةُ وَالسَّلَامُ:

«إنَّ الصِّدقَ يَهْدي إلى البِرِّ، وإنَّ البِرَّ يَهْدي إلى الجنَّةِ، وإنَّ الرَّجلَ لَيَصْدُقُ حتَّى يكونَ صِدِّيقًا»

متفق عليه.

Okwanukula: Kwe kwogera ekintu ekikwatagana n'ekiriwo, oba okwogera ekintu nga bwekiri.

Ebimu ku bifaananyi byago:

-Okwogera amazima nga onyumya n'abantu.

-Amazima mu ndagaano.

-Amazima mu buli kigambo na mu buli mulimu.

Yagamba Nabbi okusaasira n'emirembe bibeere ku yye:

«Mazima ddala amazima galungamya eri obulungi, ate mazima ddala obulungi butwaala mu jjana, era mazima omusajja asobola okwogera amazima natuuka nafuuka omwogezi wa mazima»

Yayogerwa Bukhaari ne Muslim.