Skip to content

السؤال

س13: أكمل حديث «من حسن إسلام المرء ...»، واذكر بعض فوائده.

Ekibuuzo 13: Malayo hadith:«Min husni islami l-mar-i...» era oyogereyo n'ebimu ku byetuyiga mu yyo.

الجواب

ج:عن أبي هريرة رَضِيَ اللَّهُ عَنْهُ قال: قال رسول الله صلى الله عليه وسلم:

«من حسن إسلام المرء: تركُه ما لا يعنيه»

رواه الترمذي وغيره.

من فوائد الحديث:

  1. ترك ما لا يعني الإنسان من أمور دين غيره ودنياه.
  2. أن ترك ما لا يعني من كمال إسلامه.

Okwanukula: Hadiithi nga eva ku abu Huraira Allah amusiime yagamba: yagamba Omubaka wa Allah okusasira n'emirembe bibeere ku yye:

«Ebimu ku birungiya obusiramu bw'omuntu: kwe kuleka ebitamukwatako»

Yayogerwa Tirmidhi n'abalala.

Mw'ebyo byetuyiga mu Hadiithi:

  1. Omuntu okuleka ebitamukwatako ku nsonga ze ddiini ya munne n'eby'ensi.
  2. Okuleka ebitakukwatako bimu ku bijjuza obusilamu bwomuntu.