Malayo hadiithi «man qara-a har-fan min kitaabi Allahi...» era oyogereyo ne byetuyiga mu yyo.
- الباب / الفصل
- قسم الحديث
السؤال
س١٤: أكمل حديث: «من قرأ حرفًا من كتاب الله...»، واذكر بعض فوائده.
Ekibuzo 14: Malayo hadiithi «man qara-a har-fan min kitaabi Allahi...» era oyogereyo ne byetuyiga mu yyo.
الجواب
ج:عن عبدِ الله بن مسعودٍ رضي الله عنه: أنَّ النبي صلى الله عليه وسلم، قال:
«مَن قرأ حرفًا من كتاب الله فله به حسنة، والحسنة بعشر أمثالها، لا أقول: ألف لام ميم حرف، وَلَكِنْ ألفٌ حرفٌ، ولامٌ حرفٌ، وميمٌ حرفٌ»
رواه الترمذي.
بعض فوائد الحديث:
- فضل تلاوة القرآن.
- وأن بكل حرف تقرؤه لك به حسنات.
*******
Okwanukula: Hadiithi nga eva ku Abdallah bin mas-uud(Allah amusiime) : mazima Omubaka wa Allah okusaasira n'emirembe bibeere ku yye yagamba:
«Yenna asoma ennukuta emu okuva mu kitabo kya Allah, afuna empeera, ate nga empeera emu erimu empeera kkumi ezigifaanana, sigamba nti: Alif laam miimu, nukuta emu, naye Alifu nukuta, ne laamu nukuta, ne miimu nukuta»
Esangibwa mu kitabo kya Tirmidhi .
Ebimu ku byetuyiga mu hadiithi.
1-Obulungi bw'okusoma quran.
- Buli nukuta gy'osoma ogifunamu empeera.