Ssinga omukyala alaba omusaayi mu kiseera kyalwaliramu olunaku lumu, ate oluddako naatalaba musaayi emisana lwonna, kiki kyalina okukola?
السؤال
q1:
Ssinga omukyala alaba omusaayi mu kiseera kyalwaliramu olunaku lumu, ate oluddako naatalaba musaayi emisana lwonna, kiki kyalina okukola?
س15: إذا رأت المرأة في زمن عادتها يومًا دمًا، والذي يليه لا ترى الدم طيلة النهار، فماذا عليها أن تفعل؟
الجواب
A1:
Ekyeyolefu kiri nti; okutukula okwo oba okukala [omukyala] kwaba yafuna mu nnaku ze ez'okulwaliramu ['haidhu'] kugoberera 'haidhu', tekubalibwa nga kutukula, n'olweekyo asigala aziyizibwako ebyo ebiziyizibwa ku ali mu 'haidhu'.
Era bagamba abamu kubamanyi: omukyala alaba omusaayi olunaku, ate olunaku oluddako naatukula, awo omusaayi guba 'haidhu', ate obutalaba musaayi buba butukuvu okutuusa nga atuuse mu nnaku kkuminattaano,
bwezituuka mu nnaku kkuminattaano ogujjya oluvannyuma guba musaayi gwa kyalaalo. Era ekyo kyekyayatiikirira mu 'mazhabu' ga imaam Ahmada ibn hambali Allah asiime ku yye.
ﺟ15: الظاهر أن هذا الطّهر أو اليبوسة التي حصلت لها في أيام حيضها تابعٌ للحيض، فلا يعتبر طهرًا، وعلى هذا فتبقى ممتنعةً ممّا تمتنع منه الحائض.
وقال بعض أهل العلم: من كانت ترى يومًا دمًا، ويومًا نقاءً، فالدم حيضٌ، والنقاء طهرٌ حتى يصل إلى خمسة عشر يومًا،
فإذا وصل إلى خمسة عشر يومًا صار ما بعده دم استحاضةٍ. وهذا هو المشهور من مذهب الإمام أحمد بن حنبلٍ رحمه الله.