Gye giriwa egimu ku miteeko gy'okutunda egyaziyizibwa?
- الباب / الفصل
- قسم المنوعات
السؤال
س5: ما بعض أنواع المعاملات والبيوع المحرمة؟
Ekibuuzo 5: Gye giriwa egimu ku miteeko gy'okutunda egyaziyizibwa?
الجواب
ج:١. الغش، ومنه: إخفاء عيب السلعة.
- فعن أبي هريرة رَضِيَ اللَّهُ عَنْهُ، أنَّ رسول الله ﷺ مرَّ على صبرة- أي: كومة- طعام، فأدخل يده فيها، فنالت أصابعه بللًا. فقال: «ما هذا يا صاحب الطَّعام؟» قال: أصابته السَّماء يا رسول الله. قال:
«أفلا جعلته فوق الطَّعام كي يراه النَّاس؟ من غشَّ فليس منِّي»
رواه مسلم.
- الربا: ومنه أن آخذ ألفًا من إنسان دينًا على أن أردها إليه ألفين.
- والزيادة هي الربا المحرم.
قال تَعَالَى:
﴿وَأَحَلَّ ٱللَّهُ ٱلۡبَيۡعَ وَحَرَّمَ ٱلرِّبَوٰاْۚ﴾
[البقرة: ٢٧٥].
- الغرر والجهالة: كأن أبيعك الحليب في ضرع الشاة، أو السمكة في الماء ولم أصطدها بعد.
- ففي الحديث:
«نهى رسول الله صلى الله عليه وسلم عن بيع الغرر»
- Okufera. nga: okukweeka akamogo ke kyamaguzi.
Hadiithi nga eva ku Abu Huraira (Allah amusiime) nti Omubaka wa Allah(okusaasira n'emirembe bibeere ku yye) yayita ku mulengo gw'emmere, nayingizaamu omukono negutoba n'agamba: «kiki kino owange gwe nanyini mmere?» n'agamba: enkuba yagikubye owange gwe omubaka wa Allah. nagamba:
«Singa wagitadde waggulu abantu nebasobola okugiraba?» yenna akola obufere ssi wa mukibiina kyange.
Esangibwa mu kitabo kya Muslimu .
- Ribaa: mulimu okujja ku muntu nusu lukumi nga ajja kumuddiza enkumi bbiri.
ekyeyongeddemu ye ribaa eyaziyizibwa.
Yagamba [Allah] omugulumivu:
(Allah yakkiriza okutunda n'okugula, ate n'aziyiza riba)
[Suurat Al-baqara: 50]
3-Okutunda ekitamanyikiddwa: Nga okutunda amata agali mu bbeere ly'embuzi, oba eky'enyanja ekiri mu mazzi nga tekinnavubibwa.
Mu hadiithi:
«Omubaka wa Allah-okusaasira nemirembe bibeere ku yye-yaziyiza okutunda ekitamanyikiddwa »