Skip to content

السؤال

س۷: ما الواجب في النعم؟ وكيف تشكرها؟

Ekibuuzo 7: Kiki ekikukakatako eri ebyengera ebyo? era obyebaza otya?

الجواب

ج- الواجب: شكرها؛ وذلك بالثناء على الله وحمده باللسان وأنه له الفضل وحده، واستعمال هذه النعم بما يرضي الله تَعَالَى، لا بمعصيته.

  • قال تعالى:

﴿فَٱذۡكُرُونِيٓ أَذۡكُرۡكُمۡ وَٱشۡكُرُواْ لِي وَلَا تَكۡفُرُونِ﴾

[البقرة: ١٥٢].

okwanukula- Eky'etteekwa ku byengera ebyo: kubyebaliza era ekyo kibeerawo nakusuuta Allah, n'okumutendereza n'olulimi, era nti ebirungi byonna bibye. n'okukozesa ebyengera bino mw'ebyo ebisiimisa Allah, wabula ssi kumujeemera.

Yagamba [Allah] omugulumivu:

(N'olw'ekyo munzijukire, Nange Mbajjukire. Munnebazenga era temunngaananga).

[Suurat Al-baqara: 50]