Skip to content

السؤال

س4: ما حكم البيع والمعاملات؟

Ekibuuzo 4: Kilamulwa kitya okutunda n'okukolagana n'abantu?

الجواب

ج:الأصل في كل البيوع والمعاملات أنها حلال إلا بعض الأنواع مما حرم الله تَعَالَى.

قال تَعَالَى:

﴿وَأَحَلَّ ٱللَّهُ ٱلۡبَيۡعَ وَحَرَّمَ ٱلرِّبَوٰاْۚ﴾

[البقرة: ٢٧٥].

Okwanukula: Ensibuko mu kutunda n’enkolagana endala eri nti bikkirizibwa, okujjako ebika by’ebintu ebimu Allah bye yagaana.

Yagamba [Allah] omugulumivu:

(Allah yakkiriza okutunda n'okugula, ate n'aziyiza riba)

[Suurat Al-baqara: 50]