Skip to content

السؤال

س6: اذكر بعض نعم الله عليك.

Ekibuuzo 6: Yogerako ebimu ku byengera bya Allah gy'oli?

الجواب

ج:١. نعمة الإسلام، وأنك لست من أهل الكفر.

  1. نعمة السنة، وأنك لست من أهل البدع.
  2. نعمة الصحة والعافية، كالسمع والبصر والمشي وغيرها.
  3. نعمة الطعام والشراب والملبس.
  • ونعمه تَعَالَى علينا كثيرة لا تعد ولا تحصى.

قال تَعَالَى:

﴿وَإِن تَعُدُّواْ نِعۡمَةَ ٱللَّهِ لَا تُحۡصُوهَآۗ إِنَّ ٱللَّهَ لَغَفُورٞ رَّحِيمٞ﴾

[النحل: ١٨].

Okwanukula: 1- Ekyengera ky'obusiraamu, era nti toli mubatakkiriza.

2-Ekyengera ky'okubeera kunkola ya Nabbi, era nga toli mu bazuula mu ddiini.

  1. Ekyengera ky'obulamu n'okubeera obulungi, nga okuwulira, okulaba, okutambula, n'ebirala.
  2. Ekyengera ky'ebyokulya n'okunywa, n'okwambala.

N'ebyengera bya Allah byeyatuwa bingi tebibalika.

Yagamba [Allah] omugulumivu:

(Ne bwe mubala ebyengera bya Katonda temusobola kubikomekkereza, mazima Katonda musonyiyi nnyo musaasizi)

(Suurat An-nahl: 114).