Skip to content

السؤال

س٦: ما أنواع الأمانة وصورها؟

Ekibuuzo 6: Emiteeko gy'obwesigwa gy'egiriwa, n'ebifananyi byagyo?

الجواب

ج:١. أمانة في حفظ حقوق الله تَعَالَى.

صورها: الأمانة في أداء العبادات من الصلاة، والزكاة، والصيام، والحج، وغيرها مما افترض الله علينا.

  1. أمانة في حفظ حقوق الخلق:
  • من حفظ أعراض الناس.
  • وأموالهم.
  • ودمائهم.
  • وأسرارهم، وجميع ما ائتمنك عليه الناس.

قال تَعَالَى في ذِكر صِفات المفلحين:

﴿وَٱلَّذِينَ هُمۡ لِأَمَٰنَٰتِهِمۡ وَعَهۡدِهِمۡ رَٰعُونَ﴾

[المؤمنون: ٨].

  1. Obwesigwa mu kukuuma obuvunanyizibwa bwa Allah.

Ekifaananyi ky'ekyo: Obwesigwa mu kutuukiriza ebikolwa by'okusinza Allah, omuli esswala, zakat, okusiiba okukola hijja, n'ebirara mw'ebyo Allah byeyatulaalikako.

  1. Obwesigwa mu kukuuma obuvunanyizibwa bw'ebitonde:

-Omuli okukuuma ebitiibwa by'abantu.

  • N'emmaali yaabwe.
  • N'emisaayi gyabwe.
  • N'ebyama byabwe na byonna abantu byebaba bakwesigisizza nabyo.

Allah yagamba nga ayogera ku bitendo by'abeesiimye:

(Era be bo abakuuma obwesigwa bwabwe n'endagaano zaabwe)

[Suurat Al-mu'minuuna: 1-2].