Skip to content

Ze ziriwa empisa z'omuzikiti?

الباب / الفصل
قسم الآداب الإسلامية

السؤال

س18: ما آداب المسجد؟

Ekibuuzo 18: Ze ziriwa empisa z'omuzikiti?

الجواب

ج:1. أدخل المسجد بقدمي اليمنى وأقول:

«بسم الله، اللهم افتح لي أبواب رحمتك».

  1. لا أجلس حتى أصلي ركعتين.
  • لحديث:

«إذا دخل أحدكم المسجد فلا يجلس حتى يصلي ركعتين»

متفق عليه.

  1. لا أمرُّ بين يدي المصلين، أو أنشد الضالة في المسجد، أو أبيع وأشتري في المسجد.

قال عليه الصلاة والسلام:

«لو يعلم المار بين يدي المصلي ماذا عليه لكان أن يقف أربعين خيرا له من أن يمر بين يديه»

  • وقول الرسول الله صلى الله عليه وسلم:

«من سمع رجلا ينشد ضالة في المسجد فليقل لا ردها الله عليك، فإن المساجد لم تبن لهذا»

رواه مسلم.

  • وفي الحديث:

«إذا رأيتم من يبيع، أو يبتاع في المسجد فقولوا: لا أربح الله تجارتك»

رواه الترمذي والدارمي.

  1. أحرص على نظافة المسجد.
  • في الحديث عن أم المؤمنين عائشة رضي الله عنها قالت:

«أمر رسول الله صلى الله عليه وسلم ببناء المساجد في الدور، وأن تنظف وتطيب»

رواه الترمذي وأبو داود وأحمد.

  1. أخرج من المسجد بقدمي اليسرى، وأقول:

«اللهم إني أسألك من فضلك».

Okwanukula: 1.Nnyingiza okugulu kwange okwa ddyo, nengamba:

«BISMILLAAHI, ALLAHUMMA IFTAH LII AB-WAABA RAHMATIKA»

  1. Situula nga sinnasaala raaka bbiri.

Olwa hadiith:

«Bw'abanga ayingidde omu mu mmwe omuzikiti, tatuulanga okutuusa nga asadde eraaka bbiri»

Yayogerwa Bukhaari ne Muslim.

  1. siyita mu maaso g'asaala, oba okulangirira ekibuze mumuzikiti, oba okutunda oba okugulira mu muzikiti.

-Yagamba nabbi okusasira n'emirembe bibeere ku yye:

«Singa yali amanyi omuntu ayita mu maaso g'omusaze musango ki gw'aba alina, kyandibadde kirungi okuyimirira amakumi ana okusinga okuyita mu maaso ge»

-N'ekigambo ky'omubaka okusaasira n'emirembe bibeere ku yye:

«Yenna awuliranga omuntu nga alanga ekintu kye ekimubuzeeko mu muzikiti, amugambenga nti Allah takikuddiza; kubanga emizikiti tegyazimbibwa lw'ekyo»

Esangibwa mu kitabo kya Muslimu .

-Ne mu hadith:

«Bwemulabanga atundira oba agulira mu muzikiti, mumugambe nti: Allah takuteera amagoba mu busuubuzi bwo»

Yayogerwa Tirmidhi ne Addaarimi.

  1. Nfaayo nnyo kubuyonjo bw'omuzikiti.

-Mu hadiithi nga eva ku mama wa bakkiriza Aisha-Allah amusiime- yagamba:

«Yalagira Omubaka wa Allah okusaasira n'emirembe bibeere ku yye okuzimba emizikiti mu bifo ewasulwa abantu, era n'alagira n'okugirongoosa n'okugissaamu obuwoowo»

Yayogerwa Tirmidhi ne Abu Dauda ne Ahmad.

  1. Nfuluma mu muzikiti n'okugulu kwange okwa kkono, era nengamba:

«ALLAHUMMA INNII AS-ALUKA MIN FADHULIKA».