Ze ziriwa empisa z'ekifo ewatulibwa?
- الباب / الفصل
- قسم الآداب الإسلامية
السؤال
س10: ما آداب المجلس؟
Ekibuuzo 10: Ze ziriwa empisa z'ekifo ewatulibwa?
الجواب
ج:1. أسلم على أهل المجلس.
- أجلس حيث ينتهي بي المجلس، لا أقيم أحدًا من مجلسه، أو أجلس بين اثنين إلا بإذنهما.
- أفسح المجلس ليجلس غيري.
- لا أقاطع حديث المجلس.
- أستأذن وأسلم قبل الانصراف من المجلس.
- فعن ابن عمر رضي الله عنهما، عن النبي صلى الله عليه وسلم:
«أنه نهى أن يقام الرجل من مجلسه، ويجلس فيه آخر، ولكن تفسحوا وتوسعوا».
رواه البخاري.
- في الحديث:
«إذا انتهى أحدكم إلى المجلس فليسلم، فإذا أراد أن يقوم فليسلم، فليست الأولى بأحق من الآخرة»
رواه الترمذي وأبو داود.
- عندما ينتهي المجلس أدعو دعاء كفارة المجلس وهو:
«سبحانك اللهم وبحمدك، أشهد أن لا إله إلا أنت، أستغفرك وأتوب إليك».
Okwanukula: 1- Nnamusa ku bantu abali mu lukungaana.
- Ntuula ewasemba, sisitula muntu mu kifo kye, oba okutuula wakati w'ababiri okujjako nga bampadde olukusa.
- Ngaziya olukungaana bannange basobole okutuula nabo.
- Sisaza mu mboozi ya bantu mu lukungaana.
- Nsaba olukusa era nentoola salaamu nga sinnaba kuvaawo mu lukungaana.
Hadiithi nga eva ku mutabani wa Umar Allah abasiime bombi , nga ajja ku nabbi okusaasira n'emirembe bibeere ku yye:
«Nti yagaana omuntu okusitulibwa mu kifo kye newatuuzibwawo omulala, wabula mwefunzemukko ekifo kisobole okugaziwa»
Yayogerwa Bukhaari.
Mu hadiith:
«Omu ku mmwe bw'aba atuuse mu lukungaana atoolenga salaamu, era bw'aba ayagadde okuvaawo atoole salaamu, Salaamu ye gyeyatodde mukusooka ssi y'esinga eyo esembayo nga agenda»
Yayogerwa Tirmidhi ne Abu Dauda.
- Bwekuba nga olutuula luwedde nsaba edduwa y'okusonyiyibwa kw'olutuula era nga y'eno:
«Subhanaka Allahumma wa bihamdika, Ash-hadu Allaa ilaaha illa anta astaghfiruka wa atuubu ilaika» Amakulu: Wayawukana Ayi Allah n'amatendo go, nkakasa nti teri asinzibwa mu butuufu bwakusinzibwa okujjako ggwe, nkusaba onsonyiwe, era nkwenenyeza.