Kiki ekisiinga obulungi eri omukyala: kusaalira mu nnyumba ye mu biro ebya lamanzaani, oba mu muzikiti, okusingira ddala singa wabaayo okubuulirira n'okujjukiza? era kiki ky'okubiriza abakyala abasaalira mu mizikiti?
السؤال
q1:
Kiki ekisiinga obulungi eri omukyala: kusaalira mu nnyumba ye mu biro ebya lamanzaani, oba mu muzikiti, okusingira ddala singa wabaayo okubuulirira n'okujjukiza? era kiki ky'okubiriza abakyala abasaalira mu mizikiti?
س26: أيّهما أفضل للمرأة: أن تصلّي في ليالي رمضان في بيتها، أو في المسجد، وخصوصًا إذا كان فيه مواعظ وتذكيرٌ؟ وما توجيهك للنّساء اللاتي يصلّين في المساجد؟
الجواب
A1:
Ekisiinga obulungi eri omukyala kwekusaalira mu nnyumba ye; kulw'okubuna kw'ekigambo kya nnabbi okusaasira n'emirembe bibeere ku yye:
«n'ennyumba zaabwe zeezisinga obulungi gyebali»,
n'olwensonga nti okufuluma kw'omukyaala tekubulamu kikemo mu mbeera ezisiinga obungi, eky'omukyala okusigala mu nnyumba ye kirungi gyali okusinga okugenda okusaalira mu muzikiti, n'okubuulirira n'emisomo asobola okugifuna ku 'teepu'.
era kyenkubiriza abakyala abasaalira mu mizikiti: nti bafulume nga mu mayumba gaabwe nga tebeewuunze, wadde okwekuba akowoowo.
ﺟ26: الأفضل أن تصلّي في بيتها؛ لعموم قول النبيّ ﷺ:
«وَبُيُوتُهُنَّ خَيْرٌ لَهُنَّ» [1]،
ولأن خروج النّساء لا يسلم من فتنةٍ في كثيرٍ من الأحيان، فكون المرأة تبقى في بيتها خيرٌ لها من أن تخرج للصلاة في المسجد، والمواعظ والحديث يمكن أن تحصل عليها بواسطة الشريط.
[9] رواه أبو داود، كتاب الصلاة، باب ما جاء في خروج النساء إلى المساجد (567).
وتوجيهي للاتي يصلّين في المسجد: أن يخرجن من بيوتهن غير متبرّجاتٍ بزينةٍ، ولا متطيّباتٍ.