Skip to content

Malayo hadiithi:«La yu-uminu ahadukum hatta akuuna ahabba ilaihi...», era oyogereyo n'ebimu ku byetuyiga mu yyo.

الباب / الفصل
قسم الحديث

السؤال

س6: أكمل حديث: «لا يؤمن أحدكم حتى أكون أحب إليه ...»، واذكر بعض فوائده.

Ekibuuzo 6: Malayo hadiithi:«La yu-uminu ahadukum hatta akuuna ahabba ilaihi...», era oyogereyo n'ebimu ku byetuyiga mu yyo.

الجواب

ج:عن أنس رَضِيَ اللَّهُ عَنْهُ، قال رسول الله صلى الله عليه وسلم:

«لا يؤمن أحدكم حتى أكون أحب إليه من والده، وولده، والناس أجمعين»

رواه البخاري ومسلم.

من فوائد الحديث:

  • يجب محبة النبي صلى الله عليه وسلم أكثر من كل الناس.
  • أن ذلك من كمال الإيمان.

Okwanukula: Hadiithi nga eva ku Anas(Allah amusiime ) yagamba: yagamba omubaka Wa Allah(okusasira n'emirembe bibeere ku yye):

«Tayinza kukkiriza omu mu mmwe okutuusa nga nze gw'asinga okwagala okusinga muzadde we, n'abaana be, n'abantu bonna»

Yayogerwa Bukhari ne muslim

Mw'ebyo byetuyiga mu Hadiithi:

  1. kyatteeka okwagala Nabbi(okusasira n'emirembe bibeere ku yye) okusinga abantu bonna.
  2. Okwagala Nabbi okusinga abantu bonna kiri mu bujjuvu bw'obukkiriza.