Skip to content

السؤال

س45: ما هو فضل الحج؟

Ekibuuzo 45: Bwebuliwa obulungi bwa hijja?

الجواب

ج:عن أبي هريرة رَضِيَ اللَّهُ عَنْهُ، قال: سمعت رسول الله ﷺ يقول:

«من حج لله فلم يرفث ولم يفسق؛ رجع كيوم ولدته أمه»

رواه البخاري وغيره.

  • «كيوم ولدته أمه»: أي بغير ذنب.

Okwanukula: Hadiithi nga eva ku Abu urairat Allah amusiime yagamba: nawulila Omubaka wa Allah okusaasira n'emirembe bibeere ku yye nga agamba:

«Yenna akola hijja n'atakola bikolwa bya bufumbo, era n'atakola kyonoono kyonna ava mumikolo gya hijja ng'olunaku mama we lweyamuzaala »

Yayogerwa Bukhaari n'abalala.

-«Ng'olunaku mama we lweyamuzaala»: amakulu nga talina kyonoono kyonna.