Skip to content

السؤال

س٢٥: ما هي آداب التثاؤب؟

Ekibuuzo 25: Ze ziriwa empisa z'okwayuuya?

الجواب

ج:١. محاولة كظم التثاؤب.

في الحديث:

«التثاؤب من الشيطان، فإذا تثاءب أحدكم فليرده ما استطاع»

متفق عليه.

  1. عدم رفع الصوت بقول " آه آه".
  • في الحديث:

«ولا يقل: آه آه، فإن أحدكم إذا فتح فاه، فإن الشيطان يضحك منه»

رواه أحمد.

  1. وضع اليد على الفم.

«إذا تثاءب أحدكم فليمسك بيده على فيه؛ فإن الشيطان يدخل»

رواه مسلم.

okwanukula: 1 okugezaako okuziyiza okwayuuya.

Mu hadiith:

«Okwayuuya kuva eri sitaani, bw'abanga agenda okwayuuya omu ku mmwe akiziyize nga bw'asobola»

Yayogerwa Bukhaari ne Muslim.

  1. Obutasitula doboozi nti «aah aah»

«Era tagambanga nti: aah aah, kubanga omu ku mmwe bwaggulawo omumwa gwe sitaani emusekerera»

Yayogerwa Ahmada

3-Okuteeka omukono ku mumwa.

«Bw'abanga agenda okwayuuya omu ku mmwe akwatenga ku mumwa, kubanga sitaani eyingira»

Esangibwa mu kitabo kya Muslimu .