Skip to content

Ze ziriwa empisa z'okwasimula?

الباب / الفصل
قسم الآداب الإسلامية

السؤال

س٢٤: ما آداب العطاس؟

Ekibuuzo 24: Ze ziriwa empisa z'okwasimula?

الجواب

ج:١. وضع اليد أو الثوب أو المنديل عند العطاس.

  1. أن تحمد الله بعد العطاس «الحمد لله».
  2. وليقل له أخوه أو صاحبه: «يرحمك الله».
  • فإذا قال له، فليقل: «يهديكم الله ويصلح بالكم».

Okwanukula: 1- Okuteeka omukono, oba akatambaala ku nnyindo nga ogenda okwasimula.

2-Okutendereza Allah oluvannyuma lw'okwasimula. «ALHAMDU LILLAH»

  1. Muganda we oba munne amuwulidde amugamba nti : «YARHAMUKA ALLAHU» amakulu: Allah akusaasire.

-Bw'aba akimugambye amuddemu nti: «YAHDIIKUM ALLAHU WA YUSLIH BAALAKUM » amakulu: Allah abalungamye era abatereereze embeera ya mmwe.