khaufu (okutya) kyekki? Era Raja'u (okusuubira) kyekki? obujulizi ku byo bwe buliwa?
- الباب / الفصل
- قسم العقيدة
السؤال
س31: ما هو الخوف؟ وما هو الرجاء؟ وما الدليل؟
Ekibuuzo 31:khaufu (okutya) kyekki? Era Raja'u (okusuubira) kyekki? obujulizi ku byo bwe buliwa?
الجواب
ج:الخوف: هو الخشية من الله ومن عقابه.
الرجاء: هو الطمع في ثواب الله ومغفرته ورحمته.
الدليل: قوله تَعَالَى:
﴿أُوْلَٰٓئِكَ ٱلَّذِينَ يَدۡعُونَ يَبۡتَغُونَ إِلَىٰ رَبِّهِمُ ٱلۡوَسِيلَةَ أَيُّهُمۡ أَقۡرَبُ وَيَرۡجُونَ رَحۡمَتَهُۥ وَيَخَافُونَ عَذَابَهُۥٓۚ إِنَّ عَذَابَ رَبِّكَ كَانَ مَحۡذُورٗا﴾
[الإسراء: 57].
وقال تَعَالَى:
﴿نَبِّئْ عِبَادِي أَنِّي أَنَا الْغَفُورُ الرَّحِيمُ 49 وَأَنَّ عَذَابِي هُوَ الْعَذَابُ الْأَلِيمُ 50﴾
[الحجر: 49-50]
Okwanukula:Al-khaufu: kwe kutya Allah, n'okutya ebibonerezo bye.
Al_raja'u: kwe kululunkanira empeera za Allah, n'okusonyiwa kwe, n'okusaasira kwe.
Obujulizi: Kigamba kya Allah omugulumivu:
Abo be basaba (nga basinza), nga banoonya ekkubo eri batuusa eri Mukama waabwe (nga balinga abavuganya wakati waabwe bokka na bokka, buli omu nga ayagala abeere) asinga okuba okumpi (ne Allah): ne basuubira okusaasira Kwe nga batya ebibonyobonyo Bye. Mazima ebibonerezo bya Mukama wo byali (ebiteekwa ) okwekekwa (okuviira ddala oluberyeberye).
[Suurat Al-Israa: 57]
Era Katonda omugulumivu yagamba:
{Tegeeza (Ggwe Muhammadi) abaddu Bange (nti): Mazima Nze Musonyiyi, Omusaasizi(49) era mazima ddala ebibonyobonyo byange byo bibonyobonyo ebiruma enyo(50)}
[suurat Al-hijir: 49-50].