Skip to content

السؤال

س24: ما هو الكسل؟

Ekibuuzo 24: Obugayaavu kye kki?

الجواب

ج:هو التثاقل عن فعل الخير وما يجب على الإنسان فعله.

ومن ذلك: التكاسل في فعل الواجبات.

  • قال الله تَعَالَى:

﴿إِنَّ ٱلۡمُنَٰفِقِينَ يُخَٰدِعُونَ ٱللَّهَ وَهُوَ خَٰدِعُهُمۡ وَإِذَا قَامُوٓاْ إِلَى ٱلصَّلَوٰةِ قَامُواْ كُسَالَىٰ يُرَآءُونَ ٱلنَّاسَ وَلَا يَذۡكُرُونَ ٱللَّهَ إِلَّا قَلِيلٗا﴾

[النساء: ١٤٢].

فينبغي للمؤمن ترك الكسل والخمول والقعود، والسعي في العمل والحركة، والجد والاجتهاد في هذه الحياة بما يرضي الله تَعَالَى.

Okwanukula: Kwe kuzitoowererwa okukola ebirungi, n'ebyo ebikakata ku muntu okukola.

Mu kyo mulimu: Okugayaala mu kukola eby'etteekwa.

Yagamba Allah omugulumivu:

«Mazima abannanfuusi bakwenyakwenya Allah, wabula naye wa Kubakwenyakwenya. Bwe baba nga bayimiridde okusaala; bayimirira nga bagayaavu lwa kweraga bantu, era tebayogera ku Allah wabula katono nnyo»

[Suurat Anissa: 80]

Kigwana ku mukkiriza okulekayo obugayaavu n'okweetulako, wabula asaana okwanguwa n'okulafuubana mu bulamu bw'ensi nga akola ebyo ebisanyusa Allah.