Skip to content

Ki ekyetteeka ky'okulagira obulungi n'okuziyiza obubi?

الباب / الفصل
قسم العقيدة

السؤال

س41: ما هو واجب الأمر بالمعروف والنهي عن المنكر؟

Ekibuuzo 41: Ki ekyetteeka ky'okulagira obulungi n'okuziyiza obubi?

الجواب

ج:المعروف: هو الأمر بكل طاعة لله عَزَّ وَجَلَّ،

والمنكر: هو النهي عن كل معصية لله عَزَّ وَجَلَّ.

  • قال تَعَالَى:

﴿كُنتُمۡ خَيۡرَ أُمَّةٍ أُخۡرِجَتۡ لِلنَّاسِ تَأۡمُرُونَ بِٱلۡمَعۡرُوفِ وَتَنۡهَوۡنَ عَنِ ٱلۡمُنكَرِ وَتُؤۡمِنُونَ بِٱللَّهِۗ﴾

[آل عمران: ١١٠].

Okwanukula: Ekirungi: kwekulagira buli kikolwa eky'okugondera Allah, ate Ekibi: okuziyiza buli kikolwa eky'okugyemera Allah.

Okuziyiza ekibi: kwekugaana buli kikolwa ky'okujeemera Allah.

Yagamba [Allah] omugulumivu:

{Mwali (mmwe abagoberezi ba Muhammadi) ekibiina ekisingayo obulungi ekyaggyirwayo abantu (b'ensi yonna). Mulagira empisa ennungi ne mugaana ebyagaanibwa; era ne mukkiriza Allah}

[Suurat Aali-Imraan: 19].