Skip to content

السؤال

س27: ما هو حق آل بيت النبي صلى الله عليه وسلم علينا؟

Ekibuuzo 27. Omugabo gw'abenju ya Nabbi kuffe gweguliwa?

الجواب

ج:نحبهم ونتولاهم ونبغض من يبغضهم ولا نغلو فيهم، وهم أزواجه، وذريته، وبنو هاشم، وبنو المطلب من المؤمنين.

قال تعالى:

﴿إِنَّمَا يُرِيدُ ٱللَّهُ لِيُذۡهِبَ عَنكُمُ ٱلرِّجۡسَ أَهۡلَ ٱلۡبَيۡتِ وَيُطَهِّرَكُمۡ تَطۡهِيرٗا﴾

[الأحزاب: ٣٣].

وفي الحديث عن النبي صلى الله عليه وسلم قال:

«أذكركم الله في أهل بيتي، أذكركم الله في أهل بيتي، أذكركم الله في أهل بيتي»

رواه مسلم.

Okwanukula:Tubaagala, netubafuula mikwano gyaffe, netunyiigira yenna abanyiigira, era tetubasussa webalina kukoma.Era nga nabo be bakyala be, n'abaana be, n'abenju ya Hashim, ne mutwalibi Abakkiriza.

Yagamba [Allah] omugulumivu:

{Mazima Allah ayagala abajjeko mmwe ebibi (Abange Mmwe) abo munnyumba ya Nnabbi, (era) abatukuze olutukuza}.

[Suurat al ahzaab: 21].

Ne mu hadiith ya Nabbi (okusasira n'emirembe bibere ku yye) yagamba:

(Mbajjukiza Allah ku bantu b'enju yange, mbajjukiza Allah ku bantu b'enju yange, mbajjukiza Allah ku bantu b'enju yange) amakulu nti mubayise bulungi, era mubawe n'ekitiibwa kyabwe ekibasaanira.

Esangibwa mu kitabo kya Muslimu .